Essomampisa
Okusinziira ku Muwanga mu Kitabo kye "Essomabibuuzo"(Philosophy), "essomampisa"(Ethics) ), ttabi lya Ssomabibuuzo, eribuuza ku mpisa(ethics or morals).Laba na bino:
Amatabi ga essomabibuuzo ataano galimu:
(i) Essomakubaawo (Metaphysics) . Lino ssomo lya bibuuzo ku kuba( Existence).Libuuza :Ki ekiriwo ?
(ii) Essomakumanya (Epistemology). Lino ssomo lya bibuuzo ku kumanya( Knowledge).Libuuza 'Omanya otya nti omanyi ?
(iii)Essomampisa(Ethics).Lino ssomo lya bibuuzo ku mpisa.Libuuza .Nkola ki oba nkole ntya ?
(iv)Essomabyabufuzi (Politics). Lino ssomo lya kuwaliriza bikolrwa.Libuuza :Ki ekikkiriibwa okukola ?
((v)Essomabirungi(Esthetics) . Lino ssomo eribuuza k ekitondekabirungi ( Art).