Eunice Musiime
Eunice Musiime Munnamateeka,wa Uganda era mulwanirirzi w'eddembe ly'abakyala era omukugu mu by'enkulakulana. Y'akulira ekitongole lya Akina Mama wa Afrika (AMwA).[1] Ye ssentebe w'ekibiina ky'abannamateeka abakyala ekya Federation of Uganda Women Lawyers.[2] Mu Gusooka, 01, 2005, yawandiika alipoota ku Nnima ey'okukozesa obutonde ng'ebijimusa nga yagiwandiika n'abawandiisi abalala; Boaz Keizire and Moses Muwanga.[3]
Ebimukwatako
kyusaMusiime alina Diguli esooka mu mateeka eya bachelor's degree in Law okuva mu University of Dar es Salaam (Tanzania) ne Diguli ey'okubiri mu kukwasaganya Bizinensi eya Masters in Business Administration nga ye essira yalissa mu kwekeneenya amateeka okuva mu University of Birmingham.[4][5][6][7]
Wakati wa 2004–2006, Musiime yakola ng'owebyokunoonyereza mu kibiina ky'abannamateeka ab'ebyenkulakulana n'obutonde bwensi. Ye yali akulembera Dipatimenti y'ebyamateeka mu kibiina ky'abannamateeka ekya Uganda Law Society okuva mu 2006 okutuusa 2010, era Sentebe wa FIDA-Uganda okuva mu 2014–2016. Musiime y'akulira ekitongole kya Akina Mama wa Afrika (AMwA).
Emboozi ez'amuwandiikibwako
kyusa- Unleashing the Leader Within.[8]
- Organic Agriculture in Uganda: The Need for a Coherent Policy Framework
Ebijuliziddwamu
kyusa- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-02-25. Retrieved 2023-03-22.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.independent.co.ug/fidas-eunice-musiime-became-feminist/
- ↑ https://www.africaportal.org/publications/organic-agriculture-in-uganda-the-need-for-a-coherent-policy-framework/
- ↑ http://www.daghammarskjold.se/wp-content/uploads/2016/08/Participants.pdf
- ↑ https://www.care-international.org/files/files/Invitation_Budgeting_for_Womens_Rights_19_9_2018(1).pdf
- ↑ https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1425457/activists-rape-defilement-victims-cared
- ↑ https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1425529/-slow-execution-gender-violence-treaty
- ↑ https://africanfeminism.com/unleashing-the-leader-within-by-eunice-musiime/