Express FC

Kiraabu y'omupiira ey'ekibiina ekisangibwa mu Uganda

Express Football Club, mu bumpi emannyiddwa nga Express, kiraabu ya Uganda ey'omupiira okuva mu Kampala, ekibuga kya Uganda ekikulu era ekisinga obunene. Kiraabu eno emipiira gyayo egy'ewaka egisambira ku kisaawe kya Muteesa II Wankulukuku Stadium.[1]

Express FC players

Ebigikwatako

kyusa

Express FC, abawagizi baayo basinga kugiyita kamunye emyuufu ng'era basinga kugimannya nga Express Sports Club.[1] Y'emu ku kiraabu z'omupiira ezisinga obukadde mu Uganda, nga yatandikibwawo bamaneja b'empapula z'amawulire eza Uganda Express Newspapers mu gw'Ekumi mu 1957. Eyasinga okugiwongamu omukono yali Jolly Joe Kiwanuka, eyali nannyini lupapula lw'amawulire eyali awagirwa ennyo Paul Ssengendo, Hannington Kiwanuka, Dr. Banabas Kiwanuka, Gaster Nsubuga ne Bishop Dr. Dunstan Nsubuga.[2][3]

Kamunye Emyuufu zino y'emu ku kiraabu za Uganda ezasooka okukozesa engato, kuba kiraabu baagiza engulu mu 1979, engeri gyebaali basalibwako okuva mu kibinja ekyawagulu.[4] Ye ttiimu ya supa liigi yokka etasambira ngako mu liigi yabalwana kwegata ku kibinja kyababinywera. Hassan Mubiru yamalako sizoni nga y'asinga ggoolo mu kiraabu ne mu liigi okumala sizoni satu ez'omudiringanwa okuva mu 2001 paka 2003.

Awamu omugate, Express FC ewangudde ebikopo bya liigi 6, ebya Uganda Cup 10, nga kuliko eby'emirundi 2 (ekya liigi ne Uganda Cup) byeyawangula mu 1995.

Ebyafaayo mu liigi

kyusa

Express yeegata ku liigi ya Kampala and District Football League (KDFL), nga webaatukira mu 1964, baali bafuuse b'amaanyi mu mpaka webawangula ekikopo ky'ekibinja ekisooka, nga Ali Kitonsa yeyali asinze okuteeba ne ggoolo 54 mu nzannya 18. Mu 1968–69 kiraabu yeetaba sizoni eyasooka ey'ekibinja ky'eggwanga ekisooka, mweyamalira mu kifo eky'okuna.

Kamunye emyuufu yawangula ekikopo kyayo ekya liigi ekyali kisooka mu 1974 nebaddamu okulaga obuvumu mu sizoni eyaddako mu 1975 nebakiwangula. Mu sizoni ya 1977 Express yawangula oludda lw'amagye Simba FC ggoolo 2–0 mu mupiira gwa liigi ogwali gusalawo, era nebawerebwa nga babalumiriza okwenyigira mu bintu ebyali bivumirira gavumenti, eyali akulira esaza ly'amasekati Col. Abdallah Nasur, eyali tasanyuse olw'oludda lwe okubeera nga lwali luwanguddwa. Mu 1979, okuwerebwa kwabwe kwagibwawo oluvannyuma lw'obukulembezze bwa Idi Amin okukomekerezebwa, era Express n'ekomawo mu liigi y'eggwanga okwetaba mu sizoni ya 1980.[5]

Akaseera kamunye emyuufu zekaamala nga teziri mu liigi ya ggwanga kyavirako okulakulana kw'oludda lwayo lw'abavubuka olwa Nakivubo Boys. Abakungu ba Express bonna badda mu Nakivubo Boys nebategeka ttiimu yabwe empya eyafuuka ey'amaanyi mu mupiira gwa Uganda. Nakivubo Boys yakyusa erinya neefuuka Nakivubo Villa, oluvannyuma n'ekyusa erinya n'eyitibwa Sports Club Villa.[2][3]

Tebwali okutuusa mu sizoni ya 1993 Express bweyawangula ekikopo kya supa liigi, ng'awo baagobererwa akaseera kiraabu mweyasinga okufunira obuwanguzi n'ebikopo bya liigi mu 1995 ne 1996. Awo okutunda emipiira okwalimu baggya ba Express abakyasinze aba Villa baayingirira akaseera kebali bawanguliramu. Ekikolwa kino ekyali kimenya amateeka kyakomekerera mu sizoni ya 2002-2003, nga kunkomerero ya sizoni eno kyayonoona omupiira gwa Uganda nga Villa eteebye ggoolo 22 nga bakuba Akol FC , nekibavirako okuwangula ekikopo kya liigi nga basinga Express omugate gwa ggoolo.[6]

Emyaka 10 egisembyeyo, engeri kiraabu eno gy'ebadde ekolamu mu liigi ezze esereba nga wadde mu 2011-12 kamunye emyuufu zaawangula ekikopo kya liigi omulundi omulala nga bamalidde akabonero kamu wagulu wa Bunamwaya SC. Sizoni eyaddako mu 2012–13 kiraabu eno yamalira mu kifo kya 11, ekifo kyawansi kyebakyasinze okumaliramu nga bali mu kibinja kyawagulu. Mu 2018, baatandikawo kakuyege w'okusonderako ssente ziyambe ttiimu obutasalwako kuva mu supa liigi.[4] Express yawonera watono okusalibwako mu sizoni ya 2017-18, nga baakakasa ekifo kyabwe oluvannyuma lw'okuwangula kiraabu eyali esembye wansi eya Masavu gyebaakuba ggoolo 1-0 mu mupiira ogwali gusembayo mu sizoni.[7] Ekifo kya 13 kyebamaliramu kyekyawansi kyebaali bamaliddemu mu liigi ya wagulu.

Ebikopo

kyusa

Okwawukanako n'engeri gyebabadde bakolamu mu liigi, Express ebadde ekola bulungi mu Uganda Cup, ng'ewangudde empaka zino emirundi 10 mu 1985, 1991, 1992, 1994, 1995, 1997, 2001, 2002–03, 2006 ne 2006–07. Beetabye mu mpaka z'ebikopo bya Afrika eziwerako omubadde, ogumu mu mpaka za kiraabu empanguzi ku lukalo lwa Afrika, emirundi 6 mu African Cup of Champions Clubs, emirundi 2 mu CAF Confederation Cup, emirundi 2 mu CAF Cup n'emirundi 5 mu CAF Cup Winners' Cup. Mu 1995, Kamunye Emyuufu zaatuuka ku luzannya oludirira olw'akamalirizo mu mpaka za African Cup of Champions Clubs nebawangulwa abaali bakyampiyoni aba Orlando Pirates kiraabu okuva mu South Afrika ku mugate gwa ggoolo 2-1. Mu kwongerezaako, kiraabu eno ekubiddwa ku fayinolo emirundi 2 mu kikopo ekyetabwau kiraabu okuva mu buvanjuba ne mu masekati ga Afrika, mu 1994 ne 1995.Obuwanguzi obulala bwali bwakuwangula ekikopo kya East African Hedex Super Cup mu 2001–02.

Likodi mu kibinja kyawagulu

kyusa
Template:Col-1-of-2
Season Tier League Pos. Pl. W D L GS GA Pts
1968–69 1 Uganda National First Division 4th 14 8 2 4 32 17 18
1969 1 Uganda National First Division 2nd 18 12 2 4 64 24 26
1970 1 Uganda National First Division 4th 10 6 1 3 22 13 13
1971 1 Uganda National First Division 4th 14 7 2 5 20 20 16
1972 Competition abandoned
1973 Competition abandoned
1974 1 Uganda National League 1st 14 9 4 1 29 12 22 Kyampiyoni
1975 1 Uganda National League 1st 18 11 5 2 35 15 27 Kyampiyoni
1976 1 Uganda National League 2nd 22 16 2 4 47 14 34
1977 1 Uganda National League Baabawera
1978–79 Not permitted to participate
1980 1 Uganda National League 5th 30 14 6 10 46 41 34
1981 1 Uganda National League 3rd 32 15 9 8 63 37 39
1982 1 Uganda Super League 3rd 18 9 6 3 32 20 24
1983 1 Uganda Super League 4th 28 16 5 7 54 39 37
1984 1 Uganda Super League 3rd 30 14 9 7 49 34 37
1985 1 Uganda Super League 2nd 26 19 3 4 50 23 41
1986 1 Uganda Super League 8th 28 9 9 10 25 28 27
1987 1 Uganda Super League 2nd 21 11 8 2 38 14 30
1988 1 Uganda Super League Tebaaliyo
1989 1 Uganda Super League 2nd 22 14 7 1 37 21 35
1990 1 Uganda Super League 4th 22 11 4 7 26 17 26
1991 1 Uganda Super League 4th 20 13 5 2 39 10 31
1992 1 Uganda Super League 2nd 26 17 7 2 43 19 41

Template:Col-2-of-2

Season Tier League Pos. Pl. W D L GS GA Pts
1993 1 Uganda Super League 1st 28 20 7 1 60 15 47 Kyampiyoni
1994 1 Uganda Super League 2nd 28 20 5 3 64 14 65
1995 1 Uganda Super League 1st 28 24 2 2 73 16 74 Kyampiyoni
1996 1 Uganda Super League 1st 30 23 6 1 61 15 75 Kyampiyoni
1997 1 Uganda Super League 3rd 30 22 6 2 68 18 72
1998 1 Uganda Super League
Nile SL Serie A
2nd 21 13 5 3 44 17 44
1999 1 Uganda Super League 2nd 38 28 8 2 85 15 92
2000 1 Uganda Super League 3rd 30 20 5 5 53 24 65
2001 1 Uganda Super League 3rd 28 14 7 7 37 25 49
2002 1 Uganda Super League 2nd 28 21 3 4 62 20 66
2002–03 1 Uganda Super League 2nd 27 23 3 1 55 9 72
2004 1 Uganda Super League 3rd 29 16 9 4 47 20 57
2005 1 Uganda Super League
Group C
1st 8 5 2 1 10 4 17 Baatuuka kuluzannya lw'okuwandulwa nebakoma kuludirira olwa kamalirizo.
2006 1 Uganda Super League 3rd 28 15 9 4 32 16 54
2006–07 1 Uganda Super League 9th 32 8 15 9 22 30 39
2007–08 1 Uganda Super League 6th 34 12 15 7 30 20 51
2008–09 1 Uganda Super League 8th 34 14 11 9 28 24 53
2009–10 1 Uganda Super League 2nd 34 21 9 4 44 15 72
2010–11 1 Uganda Super League 7th 26 9 10 7 18 14 37
2011–12 1 Uganda Super League 1st 28 15 9 4 39 21 54 Kyampiyoni
2012–13 1 Uganda Super League 11th 30 8 12 10 31 31 36
2013–14 1 Uganda Super League
2020–21 1 Uganda Premier League 1st 26 17 7 2 44 13 58 Kyampiyoni

[8]

Ebyafaayo mu bikopo by'olukalo lwa Afrika

kyusa
Sizoni Empaka Oluzannya Kiraabu Omupiira ogusooka Omupiira ogw'okudingana Ggoolo omugatte
1975 African Cup of Champions Clubs Oluzannya olusooka Template:Country data SOMTemplate:Namespace detect showall Horsed FC 1–0 0–0 1–0
Oluzannya olw'okubiri Template:Country data EGYTemplate:Namespace detect showall Ghazl Al-Mehalla 1–1 0–1 1–2
1976 African Cup of Champions Clubs Oluzannya olusooka Template:Country data CameroonTemplate:Namespace detect showall Caïman Douala 1–0 0–1 1–1 (4–3 p.)
Oluzannya olw'okubiri Template:Country data NigeriaTemplate:Namespace detect showall Enugu Rangers 0–0 2–2 2–2 (ag.)
1986 African Cup Winners' Cup Lawuundi esooka Template:Country data EGYTemplate:Namespace detect showall Al Ahly 0–2 1–0 1–2
1989 African Cup of Champions Clubs Oluzannya olusooka Template:Country data SwazilandTemplate:Namespace detect showall Mbabane Highlanders FC 4–0 1–2 5–2
Oluzannya olw'okubiri Template:Country data ZIMTemplate:Namespace detect showall Zimbabwe Saints FC 1–0 0–1 1–1 (3–4 p.)
1992 African Cup Winners' Cup Oluzannya olusooka Template:Country data SUDTemplate:Namespace detect showall Al-Merreikh 0–1 1–1 1–2
1993 African Cup Winners' Cup Oluzannya olusooka Template:Country data SUDTemplate:Namespace detect showall Al-Merreikh 0–3 2–0 2–3
1994 African Cup of Champions Clubs Oluzannya olusooka Template:Country data EGYTemplate:Namespace detect showall Zamalek SC disqualified disqualified w/o
1995 African Cup of Champions Clubs Oluzannya olusooka Template:Country data DjiboutiTemplate:Namespace detect showall Force Nationale Securité 2–0 7–0 9–0
Oluzannya olw'okubiri Template:Country data CameroonTemplate:Namespace detect showall Aigle Nkongsamba 3–0 0–1 3–1
Oluzannya lwa 'quarter' Template:Country data ZIMTemplate:Namespace detect showall Dynamos 0–1 2–1 2–2 (ag.)
Oluzannya oludirira olw'akamalirizo Template:Country data South AfricaTemplate:Namespace detect showall Orlando Pirates 0–1 1–1 1–2
1996 African Cup of Champions Clubs Oluzannya lw'okusunsula Template:Country data MauritiusTemplate:Namespace detect showall Sunrise Flacq United 1–0 1–3 2–3
1997 CAF Champions League Oluzannya lw'okusunsula Template:Country data TANTemplate:Namespace detect showall Young Africans 0–0 1–0 1–0
Oluzannya olusooka Template:Country data ZIMTemplate:Namespace detect showall CAPS United 2–5 4–2 6–7
1998 African Cup Winners' Cup Oluzannya olusooka Template:Country data SUDTemplate:Namespace detect showall Al-Mourada 0–0 1–0 1–0
Oluzannya olw'okubiri Template:Country data TUNTemplate:Namespace detect showall Espérance 1–0 0–2 1–2
1999 CAF Cup Oluzannya olusooka Template:Country data EritreaTemplate:Namespace detect showall Medlaw Megbi 0–1 6–0 6–1
Oluzannya olw'okubiri Template:Country data TUNTemplate:Namespace detect showall Etoile du Sahel 2–2 0–2 2–4
2002 African Cup Winners' Cup Oluzannya olusooka Template:Country data EGYTemplate:Namespace detect showall Ghazl Al-Mehalla 2–1 1–2 3–3 (1–4 p.)
2003 CAF Cup Oluzannya olusooka Template:Country data ZAMTemplate:Namespace detect showall Green Buffaloes 1–2 1–1 2–3
2004 CAF Confederation Cup Oluzannya lw'okusunsula Template:Country data ETHTemplate:Namespace detect showall Ethiopian Bunna 2–1 0–0 2–1
Oluzannya olusooka Template:Country data NigeriaTemplate:Namespace detect showall Lobi Stars 1–1 0–3 1–4
2008 CAF Confederation Cup Oluzannya lw'okusunsula Template:Country data BurundiTemplate:Namespace detect showall AS Inter Star 1–0 0–1 1–1 (5–4 p.)
Oluzannya olusooka Template:Country data CODTemplate:Namespace detect showall AS Vita Club 0–0 0–0 0–0 (2–4 p.)

[9][10]

Byebawangudde

kyusa
1974, 1975, 1993, 1995, 1996, 2011–12, 2020-2021
1985, 1991, 1992, 1994, 1995, 1997, 2001, 2002–03, 2006, 2006–07.
  • Empaka za East African Hedex Super Cup: 1
2001–02.

Bwebakoze mu mpaka ezitegekebwa ekibiina ekifuga omupiira kulukalo lwa Afrika

kyusa
1997 –Lawuundi esooka
Template:Col-3
2004 – First Round
Template:Col-3
2008 – First Round
Template:Col-3

Template:Col-3
2004 – First Round
Template:Col-3
2008 – First Round
Template:Col-3

Template:Col-3
1999 – Second Round
Template:Col-3
2003 – First Round
Template:Col-3

Template:Col-3
1999 – Second Round
Template:Col-3
2003 – First Round
Template:Col-3

Abazannyi abaliwo kati

kyusa

 

Enamba Ekifo Eggwanga Omuzannyi
1 GK  UGA Lukwago David
2 DF  SSD Dhata Joseph
3 DF  UGA Semakula Hamim
4 DF  UGA Ngoobi Derrick
5 DF  UGA Arthur Kiggundu
6 MF  UGA Shabene Daniel
7 MF  UGA Ssozi Yusuf
8 MF  UGA Ssebaggala Enock

{{Fs player|no=12|nat=Uganda|name=Mayanja Ivan|pos=MF}} {{Fs player|no=12|nat=Uganda|name=Mayanja Ivan|pos=MF}}

14 GK  UGA Otim Denis
16 DF  UGA Kaggwa Andrew

{{Fs player|no=17|nat=Uganda|name=Allan Kayiwa|pos=MF}}

18 MF  UGA Ssenoga Hussein
Enamba Ekifo ky'azannya Eggwanga Omuzannyi
19 MF  UGA Mubiru Hassan
20 FW  UGA Oshaba Marvin

{{Fs player|no=21|nat=Uganda|name=Musoke Joshua|pos=MF}}{{Fs player|no=22|nat=Uganda|name=Akandwanaho Joseph|pos=MF}}

23 DF  UGA Lumu Isa
24 MF  UGA Kasule Abubaker
26 MF  UGA Ssebyala Shafiq
28 GK  UGA Kimera Abdul

{{Fs player|no=29|nat=Uganda|name=Otim Denis|pos=DF}}

30 MF  UGA Ssekyanzi Faisal
31 MF  UGA Kaneene Desmond
32 DF  UGA Katongole Farouk
9 FW  UGA Ntege Anwal
Omutendesi omukulu

Abazze bagitendeka

kyusa

Okuva kiraabu eno bweyatondebwawo, omugatte gw'abasajja 44 beebawereddwa omulimu gw'okubeera abatendesi abakulu mu Express.[11]

Abatendesi abawerezaako ku Express beebano wamangai.[11][12]

Laba ne

kyusa

Ebijuliziddwa

kyusa
  1. 1.0 1.1 https://int.soccerway.com/teams/uganda/express/10540/
  2. 2.0 2.1 https://web.archive.org/web/20110818193521/http://soccer256.com/Express%20football%20club.html
  3. 3.0 3.1 https://web.archive.org/web/20091219212211/http://expressfootballclub.com/hist.php
  4. 4.0 4.1 "Archive copy". Archived from the original on 2019-01-10. Retrieved 2022-11-25.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. http://www.rsssf.com/tableso/oeghist.html
  6. "Archive copy". Archived from the original on 2014-01-09. Retrieved 2022-11-25.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  7. "Archive copy". Archived from the original on 2019-01-10. Retrieved 2022-11-25.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  8. http://www.rsssf.com/tableso/oeghist.html
  9. http://scoreshelf.com/rmbb/en/Express_Red_Eagles
  10. http://scoreshelf.com/rmbb/en/Express_Red_Eagles
  11. 11.0 11.1 "Archive copy". Archived from the original on 2014-02-22. Retrieved 2023-06-19.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  12. "Archive copy". Archived from the original on 2023-06-19. Retrieved 2023-06-19.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)