Glaydah Namukasa, muwadiisi okuva mu Uganda[1] nga kuno kw'ateeka okubeera omuzaalisa.[2]Yeuwandiisi w'obutabo bubbiri okuli edoboozi ly'ekirooto, ''Voice of a Dream''[3][4] n'ebirubirirwa eby'obulabe ''Deadly Ambition''.[5] Y'omu kubali mu kibiina kya FEMRITE, ekigata abkayala abawandiisi mu Uganda[6][7] nga mubiseera by'omwaka gwa 2014, yeeyali ssentebe waakyo.[8] Y'omu ku bakyala 39 okuva ku lukalo lwa Afrika abawandiisi abaalangirirwa okubeera ku pulojekiti ya Africa39 eyayanjulwa aba Rainbow,mu bikujuko bya Hay wamu n'aba Bloomsbury Publishing abafulumya obutabo nga bano baali ku bikujuko bya London Book Fair obw'okwolesezaako obutabo obw'enjawulo mu mwaka gwa 2014. Kirina olukalala lw'amawanga 39 okuva agali wansi w'eddungu lya lw'okulukalo agalimu abawandiisi abawa esuubi, nga tebasusa myaka 40.[9][10][11][12][13][14]

Obulamu bwe, n'eby'enjigiriza

kyusa

Glaydah yazaalibwa mu bitundui by'e Ntebbe, mu Uganda. Kitaawe yafa ng'akyali mwana muto, nga yakula ne maama we e Ntebbe, wamu ne baganda bbe abawala basatu, n'abalenzi babiri. Yasomera ku Nkumba Primary School, gyeyava oluvannyuma okugenda ku Entebbe Secondary School. Yatikirwa ng'omuzaalisa mu mwezi ogw'omukaaga, mu mwaka gwa 2000 musomero ly'e Kabale eriyigiriza obusawo oba obwa naansi. Esaawa eno, akola ne disitulikiti y'e Wakiso.Yeegata ku kibiina ky'abakyala abawandiisi ekya, FEMRITE mu mwaka gwa 2002. Oluvannyuma yeetaga ku kakiiko ka Bungereza ak'enkola y'okusala ensalo, ng'owandiika ebintu ebiyiyiziddwa.[15]

Yatandika omulimu gwe ogw'okuwandiika ng'abuulira engero eri bayizi banne kusomero lya Nkumba Primary ne ku Entebbe Secondary School.Yatera ng'okwebuuza lwaki yali tawandiika ngero zino mukifo ky'okuzinyumya. Yali akozesa ebitabo byebakozesa kumasomero okuwandiika engero zaabwe, oluvannyuma n'asaba mikwano gye okusomamu. Egimu ku mikwano gye egyali ginyumirwa okusoma byeyali awandiika, Andrew Byogi, yabisoma ng'abidiringana yamusemba, mu kibiina ekigata abakyala abwadiika mu Uganda ekya FEMRITE, gyeyafuuka omulwanirizi w'eddembe era omuwandiisi ow'amaanyi[16]

Okuwandiika

kyusa

Akatabo ka Glaydah ak'abato n'abakulu baali bakayita edoboozi ly'ekirooto oba ''Voice of a Dream'',[17][18] kaawangula ekirabo ky'omwaka gwa 2005 ne 2006 ekya ''Macmillan Writers Prize for Africa-Senior Prize''[19][20] Yaweebwa awaadi y'omwaka gwa 2006 eya Michael and Marylee Fairbanks International Fellowship okubeera mu lukungaana lwa Breadloaf Writers' Conference mu Ripton, Vermont, mu Ameria. Akatabo bbe ak'okubiri kaali kayitibwa okweyagaliza okw'obulabe, ''Deadly Ambition'',[5] kaafulumizibwa mu mwaka gwa 2006 ng'akali ku pulojeti egata amawanga ''Crossing Borders project''. Mu mwaka gwa 2008 nga gunatera okugwako, yaweebwa ekitiibwa kya ''Honorary Fellow'' aba pulogulaamu y'abwandiisi okuva ku munsiyonna, okuva kusetendekero lya yunivasite ya Iowa, mu Amerika.[21][22][23]Abadde omuwandiisi alambula amaka ga City of Asylum mu kibuga kya Pittsburg[24], n'enyumba ya Ledig ey'abawandiisi okuva munsi yonna, mu Hudson, mu kibuga kya New York, gyeyatandikira okuwandiika akatabo bbe akaali akokubiri. Ng'eyali yeetaba mu mikwano egyali giwandiika, akola ku katabo akayitibwa ''Crossing the Bramble Field'' , n'eyamuyigiriza Angela Barry.[25] Mu mwaka gwa 2012, olugero lwe olwali luyitibwa amaka gange amapya oba "My New Home"[26][27][28] lwali olumu ku pulojeti ezaatekebwa ku bakyala abawandiika ebigwawo mu bintu mungeri ey'obutonde. Engero zze ennyimpi zifulumiziddwa mu biwandikiddwa eby'enjawulo mu Uganda Uganda, South Afrika, Sweden ne mu Bungereza,okuli n'aka bawala b'okusemazinga wa Afrika abapya oba ''New Daughters of Africa'' mu mwaka gwa 2019, akaaterezebwa Margaret Busby.[29] Namukasa awandiise obutabo busatu nga bw'abaana, nga bwonna bufulumiziddwa wansi w'endowooza z'abantu abalina ekigendererwa eky'okwegata, n'aba Macmillan imprint.[19]

By'awandiise

kyusa

Obutabo

kyusa
  •  
  •  

Engero ennyimpi

kyusa
  • "And Still Hope Survives", in  Dreams, Miracles and Jazz. Picador Africa. ISBN 9781770100251.
  • "Then Now and Tomorrow", in  New Internationalist Publications Ltd. 2007. ISBN <bdi>978-1-904456-62-9</bdi>.
  • "The Naked Bones", in  Gifts of Harvest. FEMRITE publications. ISBN 9789970700042.
  • "Ojera's Final Hope", in  Michael's Eyes: The War against the Ugandan Child. Umea, Sweden : Institutionen for moderna sprak Umea universitet. ISBN 9173059897.
  • "The Second Twin", in  I Dare to Say. FEMRITE publications. ISBN <bdi>978-1-56976-842-6</bdi>.
  • "My New Home", Words Without Borders, 2013
  • "Dreams dreams and dreams!", authorme.com

Ebitontome

kyusa
  • "Yet Hope Survives", Sable Magazine, UK (shortlisted for the Ken Sarowiwa Legacy) 2004
  • "That Place", FEMRITE Word Write Journal, 2004, republished in Poetry Poster Project, 2008
  1. http://aflit.arts.uwa.edu.au/FEMECalireEN.html"Women writing in Africa. A Bibliography of Anglophone Women Writers, aflit.arts.Retrieved 7 February 2014
  2. http://www.author-me.com/fict05/dreamsdreams.htm"Dreams Dreams and Dreams! By Glaydah Namukasa" author-me.com. Retrieved 30 November 2011.
  3. http://www.complete-review.com/reviews/uganda/namukag2.htm"Voice of a dream by Glaydah Namukasa", completreview.com. Retrieved 6 February 2014.
  4. http://www.african-writing.com/seven/uchepeterumez.htm"Dressed in a Nurse’s Uniform", african-writing.com. Retrieved 7 February 2014.
  5. 5.0 5.1 "Archive copy". Archived from the original on 2014-02-24. Retrieved 2023-03-23.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  6. http://www.femriteug.org/?view=21"History of FEMRITE, the Uganda Women Writers' Association. Retrieved 22 August 2011.
  7. http://www.belletrista.com/2009/issue2/features_2.phpAva-Matthew, Lois: "FEMRITE and Ugandan Women Writers", Belletrista. 2009. Retrieved 26 August 2011
  8. http://writivism.wordpress.com/2013/12/25/the-2014-writivism-mentors/"The 2014 Writivism Mentors", Writivism, 25 December 2013. Retrieved 7 February 2014.
  9. http://www.hayfestival.com/artistlist-m-p.aspxAfrica39 list of artists, Hay Festival, 8 April 2014. Retrieved 9 April 2014.
  10. http://www.thebookseller.com/news/africa39-list-promising-writers-revealed.html"Africa39 list of promising writers revealed", The Bookseller, 8 April 2014. Retrieved 9 April 2014.
  11. http://www.cityvoiceng.com/chimamanda-tope-folarin-stanley-kenani-others-make-africa-39-list/"Chimamanda, Tope Folarin, Stanley Kenani, others make Africa 39 list" Template:Webarchive. CityVoice, 10 April 2014. Retrieved 10 April 2014.
  12. http://lesleighkenya.com/africa-39-list-is-out/"Africa 39 List is out" Template:Webarchive, Lesleigh Kenya, 9 April 2014. Retrieved 10 April 2014.
  13. http://lesleighkenya.com/africa-39-list-is-out/Glaydah NAMUKASA, hayfestival.com. Retrieved 11 April 2014.
  14. http://www.hayfestival.com/africa39/downloads/Africa39_authors_Biographies.pdfAfrica39 Authors Biographies Template:Webarchive, hayfestival.com. Retrieved 11 April 2014.
  15. http://www.abebooks.com/servlet/BookDetailsPL?bi=2690423657&searchurl=an%3DGlaydah%2BNamukasa"The Deadly Ambition (Paperback) Glaydah Namukasa", abebooks.com. Retrieved 7 February 2014.
  16. http://afrolit.com/ugandan-writers-meet-glaydah-namukasa/283/l.aspx"Ugandan Writers: Meet Glaydah Namukasa", AfroLit, 25 January 2006. Retrieved 30 November 2009.
  17. http://www.newvision.co.ug/PA/9/35/524195"Macmillan honours writer" Template:Webarchive, newvision.co.ug. Retrieved 30 November 2009.
  18. http://bookdragon.si.edu/2012/02/12/voice-of-a-dream-by-glaydah-namukasa/"Voice of a Dream by Glaydah Namukasa" Template:Webarchive, BookDragon. Retrieved 6 February 2014.
  19. 19.0 19.1 http://www.transculturalwriting.com/LUFWP/content/Glaydah_Namukasa.htm"Glaydah Namukasa Ugandan writer", Lancaster/Uganda Friends Writing Project. Retrieved 6 February 2014.
  20. http://www.lancaster.ac.uk/fass/projects/graham_mort/crew/crossing_borders.htm"Crossing Borders Writer from Uganda wins Macmillan Prize" Template:Webarchive, Lancaster University, 25 January 2006. Retrieved 30 November 2009.
  21. http://www.biconews.com/2008/11/23/glaydah-namukasa-reading/"Glaydah Namukasa Reading" Template:Webarchive, The Bi-College News, 23 November 2008. Retrieved 6 February 2014.
  22. http://www.haverford.edu/HCAH/center/story.php?id=14491&u=11"Ugandan Writer Glaydah Namukasa Gave a Reading at Haverford College on November 18, 2008" Template:Webarchive, haverford.edu. Retrieved 6 February 2014.
  23. http://iwp.uiowa.edu/writers/glaydah-namukasa"Glaydah NAMUKASA", iwp.uiowa.edu Retrieved 6 February 2014.
  24. http://www.cityofasylumpittsburgh.org/writer-residencies/for-international-writers/"City of Asylum™ Visiting International Writer Residencies" Template:Webarchive, cityofasylumpittsburgh. Retrieved 6 February 2014
  25. http://www.belletrista.com/2009/issue2/features_2.php"Glaydah Namukasa Ugandan writer", belletrista.com. Retrieved 6 February 2014.
  26. http://wordswithoutborders.org/article/my-new-home"My new Home", wordswithoutborders.org. Retrieved 6 February 2014.
  27. http://wordswithoutborders.org/article/my-new-homeCarmen McCain, "Words Without Borders Draws Attention to African Women Writing in Indigenous Languages", A Tunanina…, 12 October 2013. Retrieved 6 February 2014.
  28. http://wordswithoutborders.org/contributor/glaydah-namukasa"Glaydah Namukasa", Words Without Borders. Retrieved 6 February 2014.
  29. https://www.nation.co.ke/lifestyle/weekend/New-Daughters-of-Africa-a-must-read-for-women-writers/1220-5422114-s2c04fz/index.htmlTom Odhiambo, "'New Daughters of Africa' is a must read for aspiring young women writers", Daily Nation (Kenya), 18 January 2020.