Gravity Omutujju
Gereson Wabuyi, amanyiddwa mu byekikugu nga Gravity Omutujju, muyimbi wa rap mu Uganda.[1][2]akolaganye n'abayimbi abalala banji mu Ugandan, omuli ne Eddy Kenzo[3]
Obulamu bwe n’obuyigiriza
kyusaOmulimu
kyusaWabuyi yatandika okuyimba ng'akyali muyizi ku Old Kampala Secondary school, gye yatandikira Gravity Omutujju nga erinnya lyo kusiteegi. Kumyaka 17, yakola endagaano ne Redemption Studios, gye yakwatiira oluyimbalwe olwasooka, "Joanita".[5]
oluvanyuma yegatta ku pulodyusa Didi mu Born Fire, ekibiina ekisangibwa e Makindye,gye yakwataganira n'abayimbi abalala bakolaganye nabo.[4] Yatandika okugobererwa abamawulire olwekunenyezebwa kwabayimbi abalala..[6][7]
ENYIMBA
kyusa- Walumbe zaya, 2011. Omuntu w’abantu
- Omwooto, 2015, ekitabo kino
- Olungereza olumenyese, 2016
- Ekyakuzala, 2019. Omuntu w'abantu
- Embuzi zakutidde, 2018. Omuntu w'abantu
- Omusomesa, 2015. Omuntu w’abantu
- Joanita, 2013, Omuwandiisi w’ebitabo
- Kappa yo, 2019. Omuntu w’abantu
- Bbalansi eryato, 2018
- Towakana, 2015. Omuwandiisi w’ebitabo
- Teri dogo, 2014. Omuwandiisi w’ebitabo
- Ebikubiddwa, 2015
- Tunyumize, 2016, Omuwandiisi w’ebitabo
- Bitandise, 2020, Omuwandiisi w’ebitabo
- Nyabo, 2020. Omuntu w’abantu
- Abanyampi, 2019. Omuntu w’abantu
- Wakulemye, 2015. Omuwandiisi w’ebitabo
- Ampalana, 2018. Omuwandiisi w’ebitabo
- Malangajja, 2013. Omuntu w’abantu
Engule n'okusiimibwa
kyusa- Omuwanguzi - Teeniez Breakout Omuyimbi 2013
- Omuwanguzi - Oluyimba lwa Hip Hop olusinga mu mpaka za HiPipo Music Awards 2013
- Engule za Buzz Tenniez – omuyimbi asinga omwaka, 2013
- Engule z’omuziki gwa Hipipo – Oluyimba lwa Hip hop olw’omwaka, 2013 [4]
- Engule za MTN hip hop – oluyimba olusinga okuwanulibwa, 2016 [4]
- Engule za MTN hip hop – omuyimbi asinga okuyimba mu makkati, 2019 [4]
Okusunsulwamu
kyusa- Yasunsulwa - Oluyimba lwa Hip Hop olusinga obulungi mu mpaka za HiPipo Music Awards 2014
- Nominated - Omuyimbi asinga Munyole mu East Africa </link>[ <span title="This claim needs references to reliable sources. (June 2023)">okujuliza kwetaagisa</span> ]
Ebiwandiiko ebijuliziddwa
kyusa- ↑ http://www.newvision.co.ug/news/645145-mind-those-you-meet-on-your-way-up-gravity-omutujju.html
- ↑ http://www.redpepper.co.ug/gravity-omutujju-hooks-tv-presenter/
- ↑ https://www.pulse.ug/entertainment/music/gravity-omutujju-announces-okwepicha-concert/0gf4q80
- ↑ 4.0 4.1 4.2 4.3 4.4 https://flashugnews.com/gravity-omutujju-biography-wife-house-family-of-gereson-wabuyi/ Cite error: Invalid
<ref>
tag; name ":0" defined multiple times with different content - ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/NV_166530
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/NV_166596
- ↑ https://www.pulse.ug/lifestyle/gravity-omutujjus-romantic-side-shines-in-wifes-birthday-message/wsnenyr