Hilda Twongyeirwe-

Hilda Twongyeirwe Munnayuganda, muwandiisi era musunsuzi.[1] Okumala emyaka kkumi, yali asomesa Lungereza mu ssomero lya Ssekendule ng'atannawummula kutandiika kukola mirimu gya Gavumenti mu 2003. Musunsuzi, muwandiisi w'emboozi ennyimpi n'ebitontome era yafuna n'omudaali okuva mu Gavumenti ya Uganda nga yebazibwa olw'okuwaayo kwe mu kulinyisa omutindo gw'abakyala ng'ayita mu kuwandiika (2018). Era yafuna Satifikeeti eya Certificate of Recognition (2008) okuva mu National Book Trust of Uganda olw'akatabo ke ak'abaana, Fina the Dancer. Ye mukubiriza w'ekitongole kya FEMRITE, kyasaako ettafaali mu kutandikibwa kwakyo mu 1995. Yasunsula akatabo akalimu emboozi enjiiye n'ebyaliwo ng'ekyasembyeyo, No Time to Mourn (2020) by South Sudanese women. Era asunsude ebirala omuli; I Dare to Say: African Women Share Their Stories of Hope and Survival (2012) and Taboo? Voices of Women on Female Genital Mutilation (2013).[2]

Obuto bwe n'emisomo gye

kyusa

Twongyeirwe yazaalibwa mu Disitulikiti y'e Kabale, mu Bukiikaddyobwobuggwanjuba bwa Uganda, mu Kacerere okumpi n'ennyanja Bunyonyi. Yatikkirwa Diguli mu by'embeera z'abantu n'eyokubiri eya master's degree in public administration and management okuva Makerere University.[3]

Bye yakola mu kibiina kya Femrite

kyusa
 
Twongyeirwe at a Public Reading at the Femrite regional residence for African women writers

Abadde memba mu FEMRITE okuva lwe kyatandikibwawo, nga yakyegatako ng'akyali muyizi ku Yunivasite ya Makerere.[3][4] Ye mukubiriza wa FEMRITE. Asunsudde obutabo bw'emboozi enjiiye n'ezo ezaaliwo ng'akaseebyeyo k'ekaI Dare to Say: African Women Share Their Stories of Hope and Survival (2012)[5] and Taboo? Voices of Women on Female Genital Mutilation (2013). Yetabye mu Pulojekliti eziwerako eza FEMRITE okutumbula okusoma n'okuwandiika naddala mu masomero ga sekendule ne pulayimale.[6]

Emirimu gye egy'obuwandiisi

kyusa

Hilda yafulumya akatabo k'abaana aka, Fina the Dancer (2007), ak'awangula Satifikeeti ey'akatabo akasinze mu kusomesa abaana n'obutabo obulala obuli mu nnimi nga Runyankole Rukiga obwa pulayimale esooka ney'okubiri. Ebitontome bye birabikidde mu butabo ne magaziini ez'enjawulo omuli "The Threshold by the Nile", ne mu pulojekiti etuumbula ebitontome. Afulumiza emboozi eziwerako n'ekibiina kya FEMRITE: "Becoming a Woman" mu 1998, "Headlines" mu 2001, "The Pumpkin Seed" in Pumpkin Seeds, n'obulala bungi[7]

Yali musomesa mu musomo gwa 2013 Writivism workshop.[8] Olugero lwe olwa "Baking the National Cake" lw'afulumizibwa mu Gwekkumi 2013 ng'ekitundutundu kya pulojekiti y'abakyala abawandiika mu nnimi ez'enjawulo eza Africa.[9][10] Yetaba mu bitontome ebyawandiikibwa mu 2019 New Daughters of Africa, ebyasunsulwa Margaret Busby.[11]

Emirimu gye egy'afulumizibwa

kyusa

Obutabo

kyusa
  •  

Emboozi ennyimpi

kyusa
  • "Let It Be an Angel", in  Summoning the Rains. Femrite Publications. ISBN 9789970700257.
  • "And If", in  World of Our Own and other stories. Femrite Publications. ISBN 9789970700257.
  • "The Intrigue", in  I Dare Say: African Women Share Their Stories of Hope and Survival. Lawrence Hill Books/Chicago. ISBN <bdi>978-1-56976-842-6</bdi>.
  • "Till we find our voices", in  Never Too Late. Femrite Publications. ISBN 9789970700233.
  • "Headlines", in  Tales from my Motherland. The Jomo Kenyatta Foundation, Nairobi Kenya. ISBN 9789966228451.
  • "This Time Tomorrow", in Violet Barungi. {{cite book}}: Missing or empty |title= (help)Farming Ashes: Tales of Agony and Resilience. Femrite Publications. ISBN 9789970700202.
  • "The Intrigue", in  Beyond the Dance: Voices of women on female genital mutilation. Femrite Publications. ISBN 9789970700196.
  • "Making Ends Meet", in  Talking Tales. Femrite Publications. ISBN 9789970700219.
  • "The Pumpkin Seed", in  Pumpkin Seeds and Other Gifts:Stories from the FEMRITE Regional Writers Residency, 2008. Femrite Publications. ISBN 9789970700226.
  • "Headlines", in  Words from a Granary. Femrite Publications. ISBN 9789970700011.
  • "Becoming a Woman", in  A Woman's Voice. Femrite Publications. ISBN 9789970901036.
  • "Baking the National Cake", wordswithoutborders.org, 2013

Ebitontome

kyusa
  • "In conversation", "New Tarmac", in  A Thousand Voices Rising: An anthology of contemporary African poetry. BN Poetry Foundation. ISBN <bdi>978-9970-9234-0-3</bdi>.
  • "Sometime, I hear your Voice Mama", in  An Anthology of New Work by African Women Poets. Lynne Rienner Publications. ISBN <bdi>978-1-58826-868-6</bdi>.
  • "Mama's Garden of Beans, Papa's Hands, Who Litters?" in  The Butterfly Dance: Words and Sounds of Colour. Femrite Publications. ISBN <bdi>978-9970-700-18-9</bdi>.
  • "By the Nile, Threshold", in  Femrite Publications. 2009. ISBN <bdi>978-9970-700-18-9</bdi>.
  • "In Conversation, Breaking Order", in Post-colonial text Volume 8, No. 1 (2013).

Obutabo bweyasunsula

kyusa
  • Hilda Twongyeirwe, Elizabeth Ashamu, Elizabeth Ashamu Deng, eds. (2020). No Time to Mourn. ISBN 9970480170, 9789970480173
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  • Violet Barungi. {{cite book}}: Missing or empty |title= (help)

Ebijuliziddwamu

kyusa
  1. http://www.africanbookscollective.com/authors-editors/hilda-twongyeirwe
  2. http://wordswithoutborders.org/contributor/hilda-twongyeirwe
  3. 3.0 3.1 http://afrolit.com/beatrice-speaks-to-hilda-twongyeirwe/1045/l.aspx
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2014-10-11. Retrieved 2023-03-24.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. http://www.chicagoreviewpress.com/twongyeirwe--hilda-contributor-215321.php
  6. "Archive copy". Archived from the original on 2016-04-01. Retrieved 2023-03-24.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  7. "Archive copy". Archived from the original on 2014-02-22. Retrieved 2023-03-24.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  8. http://caceafrica.wordpress.com/2013/01/23/writivism-mentorship-programme/
  9. "Archive copy". Archived from the original on 2022-05-21. Retrieved 2023-03-24.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  10. http://carmenmccain.com/tag/hilda-twongyeirwe/
  11. https://www.nation.co.ke/lifestyle/weekend/New-Daughters-of-Africa-a-must-read-for-women-writers/1220-5422114-s2c04fz/index.html

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

kyusa

Lua error: Invalid configuration file.