Irene Ajambo (yazaalibwa 27 Ogwomusanvu 1987) Munnayuganda omukyala Omusituzi w'obuzito, nga avuganya ku mutendera gwa 69 kg era ng'akiikirira Uganda mu mpaka z'okumutendera gw'ensi yonna.

Yetaba mu mpaka za 2004 Summer Olympics ku mukolo gwa gw'okusitula 69 kg. Yavuganya muu mpaka z'ensi yonna ng'ezikyasembyeyo zeza 2005 World Weightlifting Championships.[1]

By'eyafuna mu mpaka ez'enjawulo

kyusa
Omwaka Ekifo Obuzito Snatch (kg) Zeyasitula obulungi (kg) Omugatte Ekifo
1 2 3 Rank 1 2 3 Rank
Emizannyo gy'emisinde
2004 Athens, Greece 69 kg 65 70 70 10 80 85 90 9 150 9
Empaka z'ensi yonna
2005 Doha, Qatar 69 kg 65 70 70 13 85 90 93 12 155 12
Emizannyo gya Commonwealth
2006 Melbourne, Australia 69 kg 65 70 70 6 90 93 93 6 160 6

Ebijuliziddwamu

kyusa
  1. http://www.iwf.net/results/results-by-events/?event=3

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

kyusa