Iriama Margaret
Iriama Margaret (yazaalibwa 3 Ogwekkuminogumu 1965) Munnayuganda, munnabyabufuzi owa Disitulikiti y'e Moroto mu Paalamenti ya Uganda. Mmemba w'ekibiina kyebyobufuzi ekya National Resistance Movement.
Ebyobufuzi
kyusaMargaret yaweereza ng'omubaka mu Paalamenti ya Uganda ey'omunaana n'eyomwenda.[1][2][3] Ng'ali mu Paalamenti, yaweereza ng'omumyuka wa sentebe ku kakiiko k'ebyobulamu aka Sam Lyomoki.[4] Mu 2017, Yalimu kubesimbawo mu kulonda kw'ekibiina kya NRM okwe Moroto nga kwagendereramu okulonda omubaka omukazi owa Disitulikiti mu paalamenti ekyali ekikalu nga 14 Ogwokubiri oluvanyuma lw'okufa kwa Annie Logiel eyali MP wa Disitulikiti.[5] Annie Logiel yafiira mu Denmark.[6] Yalabika nga eyatleetawo enjawukana mu kibiina kya NRM okuva mu kalulu k'ekibiina era kino kyaviirako ba mmemba abamu ab'ekibiina kya NRM okwolesa obutali bumativu bwaabwe ku ngeri abakulembeze ba Disitulikiti gye baali bayisaamu Iriama, eyali akiikirira Disitulikiti y'e Moroto mu Paalamenti wakati wa 2011 ne 2016.[5] Lwa nsonga nti abalonzi b'e Moroto baali betaaga omubaka omugya owa Disitulikit yaabwe naye nga ssi wa kibiina kya NRM.[5] Akalulu kawangulwa Stella Atyang eyagamba nti ekigndererwa kye kyali kyakuzzawo nkolagana wakati wa Iriama n'abawagizi be okusobola okuweereza obulungi abatuuze b'e Moroto.[6] Wabula ne Stella mmemba w'akibiina kya National Resistance Movement (NRM).[6]
Laba na bino
kyusaEbijuliziddwamu
kyusa- ↑ https://ugandaradionetwork.com/a/archive.php?iStatus=4&iKeyword=99162
- ↑ https://ugandaradionetwork.com/a/archive.php?iStatus=4&iKeyword=99162
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-10-06. Retrieved 2023-03-25.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/1302710
- ↑ 5.0 5.1 5.2 https://ugandaradionetwork.net/story/nrm-supporters-in-moroto-threaten-to-leave-party
- ↑ 6.0 6.1 6.2 https://www.monitor.co.ughttps//www.monitor.co.ug/uganda/news/national/nrm-s-atyang-declared-winner-for-moroto-woman-mp-seat-1695836
Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya
kyusa- https://www.ohchr.org/Documents/HRBodies/SP/CallApplications/HRC38/WG_TNCs_A/LOKAWUA%20Margaret%20Iriama%20form.doc
- https://web.archive.org/web/20230314191243/https://www.redpepper.co.ug/2015/09/kadaga-files-on-sleeping-mps-leak/