Ismail Watenga (yazaalibwa nga 15 1995) Munnayugandan omukugu mu kusamba omupiira ng'azannya nga omukwasi wa ggoolo mu kilaabu ya Vipers S.C.[1]

Emirimu gye gy'ebulaaya

kyusa

Mu Gusooka 2014, omutendesi Milutin Sredojević, yamuyita okwegata ku Ttiimu ya Uganda ey'omupiira mu mpaka za 2014 African Nations Championship.[2][3] Ttiimu yamalira mu kifo ky'akusatu ku mutendera gw'ekibinja mu mpaka oluvannyuma lw'okukuba Burkina Faso, nga basibagana ne Zimbabwe, n'okuwangulwa Morocco.[4][5]

Ebijuliziddwamu

kyusa

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

kyusa