Jean Baptiste Okello (yazaalibwa nga 10 Ogwokuna 1940) Yali muddusi wa uganda eyazaalibwa mu kyalo ky'e Lira, mu Mambuka ga Uganda. Nga yavuganyizaako Uganda mu mpaka za 1960 Summer Olympics, Yatuuka ku mpaka eziddirira ez'akamalirizo mu misinde egy'okubuuka obusenge eza mmita 110 era yali omu kubeetaba mu misinde egy'akafubutuko egya mmita 4 × 100 metres.[1]

Ebijuliziddwamu kyusa

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya kyusa