Jenifer Abaho Muheesi
Jenifer Abaho Muheesi mubaka wa Uganda akiikirira abakyala mu palamenti mu Disitulikiti y'e Kazo wansi w'ekibiina kya National Resistance Movement (NRM) mu Palamenti ya Uganda ey'ekkumi n'emu
Ebyafaayo
kyusaJenifer yafuna Uganda certificate of Education okuva e Kibura Girls Secondary School
Obukuubagano
kyusaEyali Minisita omubeezi Ow’eggwanga avunaanyizibwa ku kulondoola ebyenfuna, Molly Kamukama yawaaba omusango ng’alemesa okusunsulwa kwa Jennifer Muheesi ku bwa NRM okukwatira bendera ku kifo ky’omubaka omukyala mu disitulikiti y’e Kazo. Ekyo kyagobwa kooti enkulu e Mbarara ku bigambibwa nti okulonda kw'akamyuufu aka National Resistance Movement kwayonoonebwa awataali bwenkanya oluvannyuma lwa Molly okuwangulwa