Jeninah Ntabgoba (ng'olumu ayitibwa Jeninah M.N Ntabgoba) Munnayuganda, muwandiisi w'abitabo era yali mubaka mu Paalamenti. Yali mukyala omulonde ku kakiiko akabaga amatteka ng'ateeseza Disitulikiti y'e Kisoro mu kakiiko ka Ssemateeka aka 1994 n'oluvanyuma y'akiikirira Konsityuwensi y'emu nga mmemba mu Paalamenti ya Uganda ey'omukaaga wakati wa 1996 ne 2001 lwe yasikizibwa Annette Mukabera mu kalulu ka bonna aka 2001.

Emirimu gye kyusa

Ntabgoba yetaba mu kalulu ka bonna aka Uganda mu 1989 era yali omu ku babaka ba Paalamenti 280 abalondebwa ku kakiiko ka National Resistance Council.[1] Yali mubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y'e Kisoro.[2]

Mu kulonda kwa 1994 Ugandan Constituent Assembly elections, Ntabgoba yalondebwa okukiikirira abakyala ba Disitulikiti y'e Kisoro. N'oluvanyuma y'esimbawo era n'alondebwa ku kifo ky'omubaka omukyala mu Paalamenti nga yali akiikirira Konsityuwensi y'emu mu Paalamenti ya Uganda ey'omukaaga.[3][4]

Yasikirwa Annette Mukabera oluvanyuma lw'okumuwangula mu kalulu k'ababaka ba Paalamenti ya Uganda aka 2001[5]

Ebimukwatako eby'omunda kyusa

Born Jeninah Mary Nyirandimubakunzi, Ntabgoba yali mufumbo er eyali Omulamuzi Herbert Ntabgoba[6]

Laba na bino kyusa

Ebijuliziddwamu kyusa

  1. https://en.wikipedia.org/wiki/Special:BookSources/9780299164836
  2. http://www.nzdl.org/cgi-bin/library?e=d-00000-00---off-0unescoen--00-0----0-10-0---0---0direct-10---4-------0-1l--11-en-50---20-help---00-0-1-00-0--4----0-0-11-10-0utfZz-8-10&cl=CL1.11&d=HASH01498f0cfd994ddfe10f20e4.15&x=1
  3. https://www.parliament.go.ug/cmis/browser?id=97450581-86cb-4301-8b1f-1fa142d35798%3B1.0
  4. https://www.parliament.go.ug/cmis/browser?id=97450581-86cb-4301-8b1f-1fa142d35798%3B1.0
  5. https://www.newvision.co.ug/articledetails/1032096
  6. https://observer.ug/news/headlines/64286-only-30-cleared-to-attend-justice-ntabgoba-burial

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya kyusa