Joan Namutaawe
Joan Namutaawe Mubaka wa Paalamenti ya Uganda.[1] Yaakiikirira abakyala ba disitulikiti ye Masaka mu Paalamenti y'ekkumi n'emu.[1]
Eby'obufuzi
kyusaNga 27 April 2023, Joan Namutaawe n'ababaka abakyala abalala10 baakwatibwa police okuva wabweru wa wankaaki ya Paalamenti nebatwalibwa ku Kampala Central Police station bwe baali bakumba nga bagenda ku Ministule y'ensoga z'omunda nga balaga obutali bumativu bwabwe ku kukwatibwa kw'ababaka ba Palamenti abakyala okwetolola eggwanga lyonna abaali bagenze mu bitundu byabwe okweebuza ku balonzi ku nsonga ezitali zimu.[2][3][4][5]
Laba nabino
kyusaEbijjuliziddwamu
kyusa- ↑ 1.0 1.1 https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/govt-delivers-relief-to-masaka-rainstorm-victims-3600658
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/NV_159109
- ↑ https://www.reuters.com/world/africa/uganda-police-arrest-11-female-lawmakers-during-protest-2023-04-27/
- ↑ https://www.inkl.com/news/uganda-police-arrest-11-female-lawmakers-during-protest
- ↑ https://nilepost.co.ug/news/159067/inside-the-arrest-release-of-opposition-women-mps