John Ssenseko Kulubya
John Ssenseko Kulubya (1934/1935 - 27 Muwakanya 2019), yali Yinginiya, omusuubuzi era munna byabufuzi mu Uganda.
Obuzaale n'okusoma
kyusaYazaalibwa omugenzi Sserwano Ssenseko Wofunira Kulubya(CBE) ,omuduggavu eyasooka okubeera Meeya wa Kampala mu myaka 1959 -1961 n'omugenzi Uniya Namutebi. Yazaalibwa mu Uganda mu mwaka 1935 wewaawo ebiwaniiko ebimu biraga 1934He was born in Uganda circa 1935 (1934 according to other sources). Yasomera Budo Junior School , Kings College Budo ne Makerere College gyeyava okwegatta ku Kampala Technical School (kati erimanyiddwa nga Kyambogo Technical Institute) . Yavaayo mu 1952 nga yakugukira mu bwamakanika bwa motoka. Okwo kweyagatta okutendekebwa mu bwa yinginiya.
Ebyobugagga
kyusaKulubya yalina obwanannyini ku bizimbe bingi mu Kampala nemiliraano. Yali musajja mutaka.
Ebyobufuzi
kyusaYeesimbawo ku kifo kyo bwa Meeya w'eKampala mu 2006 yadde nga teyawangula.