Johnson Gakumba
Johnson Gakumba (yazaalibwa mu gwokubiri 25, 1959) Mulabirizi we kkanisa y'Abakrisitayo mu Uganda: Ye mulabirizi wa of Northern Uganda okuva 2009.
Gakumba yazaalibwa e Kiswata, Masindi District. Yasomera ku Uganda Christian University n'atuuzibwa mu 1983. Awerezz mu Bobi, Kitgum ne Luzira.