Judith Peace Achan (yazaalibwa 23 April 1983) munnabyabufuzi mu Uganda era mmemba wa Palamenti . Yalondebwa mu ofiisi ng'Omubaka omukyala akiikirira disitulikiti y'e Nwoya mu kulonda kwabonna mu Uganda okwa 2021 .

Achan Judith Peace

Mmemba w’ekibiina kya National Resistance Movement .

Mu palamenti ey’ekkumi n’emu, aweereza ku kakiiko k’ensonga z’ebweru era mu kiseera kino aweereza ku kakiiko akavunaanyizibwa ku nkyukakyuka y’obudde.

Obuzaale bwe

kyusa

Yazaalibwa omugenzi Kinyera Alfred Donasiano amanyiddwa ennyo nga lapwony Don ne Acayo Santa okuva mu Aporolala Wianaka, Eggombolola Got Apwoyo mu disitulikiti y’e Nwoya. Mufumbo eri Mwani Amos okuva mu Town Council y’e Koch Goma. [1]

Laba ne

kyusa

Ebijuliziddwa

kyusa
  1. Cite error: Invalid <ref> tag; no text was provided for refs named :0

Ebiyungo eby’ebweru

kyusa