Kabaka
Kabaka kye kitiibwa kye bawa omusajja afuga eggwanga mu bufuzi obw'ensikirano.
Mu Byafaayo
kyusaWabaddewo bakabaka bangi mu nsi yonna, era wakyaliwo emirembe gya bakabaka mingi, era nga egimu gifuze okumala emyaka egisukka mu 500. Kabaka wa Buganda abaddewo okuva mu 400AD, paka kati, ate n'omulembe gwa Kintu gubaddewo okuva mu 1200AD.[1]
- ↑ Lule, Joseph (2006). Amagezi g'Omuganda Amakusike. Arlington: Humbolt & Hartmann. ISBN 0-976-1306-0-2.