Kataleya ne Kandle nayimbi ba Uganda abayimbira awamu nga mulimu Kataleya ne Kandle.[1][2][3] Abayimbi bano batwalibwa okuba abayimbi abakyala aba Uganda abasinga okuyimbira awamu.[4][5] Bakwasaganyizibwa Theron Music Records okuva mu 2021.[6][7][8][9]

Kataleya ne Kandle
Ebibakwatako
Eggwanga Kampala, Uganda
Ebika by'enyimba z'ebayiimba
Omwaka gw'ebayimbiramu 2021
Bbammemba Kataleya

Kandle

Ebyafaayo byabwe

kyusa

Nga tebannaba kwegatta ku kisaawe ky'okuyimba, Kataleya ne Kandle besisinkana ku kabaga k'amazalibwa era n'ebafuuka bamikwano nnyo ab'okulusegere.[9] Kataleya ne Kandle bavuganyaako mu mpaka z'okuyimba nga tebannafuna mukisa ogwo ogwakyuusa obulamu bwaabwe bwonna.[10] Bavumbulwa era nebakola endagaano n'omutegesi w'ebivvulu mu 2021.[11] Kataleya ne Kandle bayingira ekisaawe ky'okuyimba mu Uganda nga abayimbi abakyala ababiri abayimbira awamu nga baggya n'oluyimba lwabwe olwasooka "Muzibe wa Love" mu 2021 nga bamazze okwegata ku Theron Music.[2] Kataleya ne Kandle be bayimba ba Uganda ababiri ng'abakyala abasooka okuyimbira awamu.[4][9]

Kataleya

kyusa

Yazaalibwa era n'atuumibwa Namakula Hadijah nga 19 Ogwekkuminebiri 1999.[11] Yasomera ku ssomero lya Apostolic Primary School,[5][12] Mengo n'oluvannyuma Noah's Ark lugazi gyeyafunira Satifikeeti ye eya High School.[7][2][4][13][9]

Kandle

kyusa

Nabatuusa Rebecca (yazaalibwa nga 22 Ogwokubiri 1998) era nga amanyikiddwa nga Kandle, yasomera ku Bunamwaya C/U Primary School ne Kyambogo College.[6][2][5][4][13][9]

Ennyimba z'ebayimba

kyusa

 

Ebijuliziddwamu

kyusa
  1. "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-20. Retrieved 2022-11-20.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. 2.0 2.1 2.2 2.3 "Archive copy". Archived from the original on 2022-04-22. Retrieved 2022-11-20.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-20. Retrieved 2022-11-20.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. 4.0 4.1 4.2 4.3 https://www.matookerepublic.com/2021/09/26/kataleya-and-kandle-a-duo-to-look-out-for/
  5. 5.0 5.1 5.2 https://www.matookerepublic.com/2021/09/26/kataleya-and-kandle-a-duo-to-look-out-for/
  6. 6.0 6.1 https://www.sqoop.co.ug/202112/news/kataleya-and-kandle-win-first-international-award.html
  7. 7.0 7.1 https://www.dembefm.ug/uncategorized/kataleya-kandle-basabukuludde-oluyimba-lwabwe-oluppya-do-me.html
  8. https://www.campustimesug.com/kataleya-and-kandle-ugandas-next-singing-duo/
  9. 9.0 9.1 9.2 9.3 9.4 https://www.watchdoguganda.com/entertainment/20220508/135731/kataleya-and-kandle-east-africas-new-sensational-female-duo-bossing-the-airwaves.html
  10. https://www.galaxyfm.co.ug/2022/05/06/kataleya-and-kandle-the-new-east-africas-sensational-female-duo-bossing-airwaves/
  11. 11.0 11.1 https://observer.ug/lifestyle/72944-zzina-awards-nominees-list-released
  12. https://mdundo.com/news/37453
  13. 13.0 13.1 https://www.newvision.co.ug/articledetails/132489

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

kyusa