Kilaabu ya SC Villa

Kiraabu y'omupiira Ogwebigere mu Uganda

Kiraabu ya Sports Club Villa. Ye kiraabu y'omupiira gw'ebigere enkozi y'ensimbi esangibwa mu Uganda.[1]

Ebyokumanya ku Villa

kyusa

SC Villa yalina entandikwa y'amunda nnyo mu 1975, ng'ezannyira mu linnya lya Nakivubo Boys. SC Villa yakyusibwa n'eyitibwa Nakivubo Villa mu 1981. Yalinnyisibwa okutuuka ku ntikko y'omupiira gwa Uganda mu 1979 era ye kiraabu esinga obuwanguzi mu kiraabu z'omupiira gw'ebigere mu Uganda. Bawangudde ebikopo bya liigi ya Uganda Super League 16, ebikopo 9 ebya Uganda Cup n'ebirala 3 okuva mu CECAFA Clubs Cup. SC Villa ye kiRaabu ya Uganda eyasooka okugaziyizibwa mu 1986. Likodi eyo "yakubisibwamu" emirundi mukaaga mu 2002.[2]

Kiraabu ezannye mu mpaka ez'akamalirizo bbiri ez'omuddiriŋŋanwa African Cup of Champions Clubs era ne CAF Cup mu 1991 ne 1992. Kiraabu etuleyiningira mu kisaawe kya Villa Park e Nsambya mu Kampala.[2]

Ebyafaayo ku linnya lya Kiraabu

kyusa
  • 1975–1979: Nakivubo Boys
  • 1980: Nakivubo Villa
  • 1981–okutuusa kati eyitibwa: Sports Club Villa

Bannanyini yo abatongole

kyusa
  • Villa Members' Trust

Abayima baayo abaaliko n'abagiddukanya kati

kyusa
  • Kezekiah Ssegwanga Musisi
  • George Faison Ddamulira
  • Henry Balamaze Lwanga
  • Gerrald Kasozi
  • Franco Mugabe (aliko kati)

Olukiiko oluddukanya SC Villa

kyusa
  • Gerrald Ssendawula
  • McDusman Kabega
  • Omar Ahmed
  • Franco Mugabe
  • Fredrick Ivan Kawuma
  • Moses Matovu
  • William Nkemba

Abakulembeze ba SC Villa abaasooka n'abaliko kati

kyusa

1. 1975 - 1979 : Daniel Musoke Kiwalabye (y'afuna offiisi nga ssentebe eyatandikawo kilaabu ya Nakivubo)

2. 1979 - Ogwekkuminebiri 1993 : Patrick Edward Kawooya (Yafuna offiisi ng'ayita mu kukkiriziganya ne ba memba abatandisi ba kilaabu)

3. Ogwekkuminebiri 1993 - Ogwomusanvu 2010 : Franco Mugabe (Yafuna offisi ye ng'ayita mu kalulu akakubibwa abakulembeze ba Kilaabu)

4. Ogwomunaana 2010 - Ogwomusanvu 2012 : Fred Muwema (yafuna offisi eno oluvanyuma lw'okulondebwa abakulu ba Kilaabu)

5. Ogwomunaana 2012 - Ogwomusanvu 2014 : Ahmed Ssemanda (yafuna offiisi ng'ayita mu kulondebwa kw'abakulu mu kilaabu nga yali wakukolera ebbanga ntono)

6.Ogwomunaana 2014 - Ogwomusanvu 2018 : Joseph Mbazzi Muguluma(Ben Immanuel Misagga) (Offiisi agifuna oluvanyuma lw'akalulu akakolebwa abakiise ba killaabu)

7. Ogwomusanvu 2018 - Ogwekkuminogumu 2021 : William Nkemba (offiisi yagifuna oluvanyuma lw'okulondebwa abakulu ba kilaabu ngayali wakuweerereza ebbanga ntono)

8. Ogwekkuminogumu 2021 - okutuusa kaakano : Omar Ahmed (Mandela) (yafuna ofiisi ng'ayita mu kalulu k'abamemba ba Villa Members' Trust Club)

Omukulembeze wa SC Villa ow'okuntikko

kyusa
  • William Nkemba

Likodi n'ebifo bye bamaliramu mu mizannyo gye bazannye

kyusa
Sizoni Tier Liigi Ekifo Pl. W D L GS GA Pts
1979 1 Uganda National League 9th 26 7 8 11 28 32 22 Nakivubo Boys
1980 1 Uganda National League 8th 30 11 9 10 40 36 31 Nakivubo Villa
1981 1 Uganda National League 2nd 32 20 7 5 68 32 47
1982 1 Uganda Super League 1st 17 11 6 0 30 9 28 Champions
1983 1 Uganda Super League 6th 22 12 6 4 35 15 30
1984 1 Uganda Super League 1st 30 24 5 1 74 19 53 Champions
1985 1 Uganda Super League 3rd 26 17 5 4 52 21 39
1986 1 Uganda Super League 1st 28 22 5 1 69 12 49 Champions
1987 1 Uganda Super League 1st 22 17 5 0 56 13 39 Champions
1988 1 Uganda Super League 1st Champions
1989 1 Uganda Super League 1st 22 16 4 2 47 10 36 Champions
1990 1 Uganda Super League 1st 22 16 5 1 50 8 37 Champions
1991 1 Uganda Super League 2nd 19 14 5 0 40 7 33
1992 1 Uganda Super League 1st 26 22 3 1 68 11 47 Champions
1993 1 Uganda Super League 2nd 28 19 7 2 53 11 45
1994 1 Uganda Super League 1st 28 20 7 1 53 16 67 Champions
1995 1 Uganda Super League 3rd 28 15 7 6 41 19 52
1996 1 Uganda Super League 3rd 30 19 8 3 40 16 65
1997 1 Uganda Super League 4th 30 21 8 1 54 18 71
1998 1 Uganda Super League 1st 21 14 3 4 43 12 45 Champions
1999 1 Uganda Super League 1st 38 29 7 2 108 22 94 Champions
2000 1 Uganda Super League 1st 30 24 3 3 87 19 75 Champions
2001 1 Uganda Super League 1st 28 22 4 2 65 20 70 Champions
2002 1 Uganda Super League 1st 28 26 1 1 62 9 79 Champions
2002–03 1 Uganda Super League 1st 27 23 3 1 53 4 72 Champions
2004 1 Uganda Super League 1st 29 21 4 4 47 12 67 Champions
2005 1 Uganda Super League

Group A
1st 8 6 2 0 11 1 20 Qualified for KO phase

- lost in final
2006 1 Uganda Super League 5th 28 13 10 5 39 19 49
2006–07 1 Uganda Super League 2nd 32 19 8 5 49 20 65
2007–08 1 Uganda Super League 2nd 34 20 9 5 52 24 69
2008–09 1 Uganda Super League 3rd 34 21 9 4 57 22 72
2009–10 1 Uganda Super League 7th 34 12 15 7 32 27 45
2010–11 1 Uganda Super League 6th 26 9 12 5 22 11 39
2011–12 1 Uganda Super League 5th 28 12 9 7 25 20 45
2012–13 1 Uganda Super League 4th 30 13 8 9 36 31 47
2013–14 1 Uganda Super League 7th 30 11 11 8 33 34 44
2014–15 1 Uganda Super League 2nd 30 19 8 3 50 18 65
2015–16 1 Uganda Super League 4th 30 13 11 6 36 23 50
2016–17 1 Uganda Super League 2nd 30 16 10 4 46 26 58
2017–18 1 Uganda Super League 3rd 30 16 9 5 28 12 55
2018–19 1 Uganda Super League 12th 30 7 13 10 38 37 34

Abazannyi b'omupiira b'erina kati

kyusa
No. Pos. Nation Player
00 GK   UGA Muhindo Aslamu
00 GK   UGA Kibirige Meddie
00 GK   UGA Elungat Martin
00 GK   UGA Oyo Delton
00 DF   UGA Kafumbe Joseph
00 DF   UGA Tusaba Najib
00 DF   UGA Musana Hassan
00 DF   UGA Agandu Fred
00 DF   UGA Oryem Tabu
00 DF   UGA Ssemakula Kenneth
00 DF   UGA Gift Fred
00 DF   UGA Masembe Edward
00 MF   UGA Lutalo Umar
00 MF   UGA Oyirwoth Goffin
00 MF   BDI Barenge Pistis
00 MF   UGA Ssekajja Davis
00 MF   UGA Serubiri Ivan
00 MF   UGA Mulambuzi Hamza
00 MF   UGA Mutyaba Travis
00 MF   UGA Semakula Aslam
00 MF   UGA Senono Nicholas
00 MF   UGA Bironse Abdul
00 MF   UGA Kiwanuka Rogers
00 MF   UGA Nsereko Muhammed
00 MF   UGA Kakande Jonah
00 FW   UGA Kalule Frank
00 FW   UGA Batte Seif
00 FW   UGA Bogere Ivan
00 FW   UGA Bbaale Charles
00 FW   UGA Nuwamanya Junior

Abatendesi ba Kilaabu abaaliko n'abatendeka kati

kyusa

Yakyusibwa: Ogwomusanvu 2022.  

Obuwanguzi bwa SC Villa

kyusa

Bya wanukibwa: Ogwomwende 2015

1982, 1984, 1986, 1987, 1988, 1989, 1990, 1992, 1994, 1998, 1999, 2000, 2001, 2002, 2003, 2004
1983, 1986, 1988, 1989, 1998, 2000, 2002, 2009, 2015
1987, 2003, 2005

Bye yakola mu mpaka za CAF

kyusa

Byawanikibwa: Ogwomwenda 2010

Template:Col-3
1983 – Quarter-Finals
1985 – First Round
1987 – Second Round
1988 – Second Round
1991Finalist
Template:Col-3
1993 – Quarter-Finals
1999 – Second Round
2000 – Preliminary Round
2001 – Second Round
2002 – First Round
Template:Col-3
2003 – First Round
2004 – First Round
2005 – First Round

2010 – y'aviirako mu lawundi esooka ey'akamalirizo
1992 – Empaka z'akamalirizo
1994 – Yasazibwamu ku lawundi esooka
1984 – Empaka ez'okumutendera ogw'okubirir eziddirira ez'akamalirizo
1989 – Lawundi esooka
1990 – Mu lawundi esooka

Abazannyi ba Villa ab'amaanyi abajjukirwa

kyusa

Byawanikibwa: Ogwomwenda 2018

Abbey Mutanda Mike Mukasa Jamil Kasirye Geoffrey Kisitu Shaban Mwinda Moses Ndaula Rogers Nsubuga Davis Kamoga Livingstone Kyobe Dan Kitalo Zaid Tebesiggwa Edward Nansamba Ronald Vvubya Sunday Mokili Godfrey Kateregga Twaha Kivumbi Sula Kato William Nkemba Stephen Bogere George Otto Joseph Dramiga Charles Katumba Adam Semugabi Idi Batambuze Robert Semakula Enock Kyembe Said Abedi Adam Semugabi Charles Katumba John Kawesi Yusuf Ssonko Issa Kawooya Alex Olum Robert Ssemakula Paul Mukatabala Magid Musisi Wilson Nsobya Sam Tamale George Mukasa Timothy Ayiekoh Paul Hasule Hakim Magumba Andy Mwesigwa Edgar Watson Hassan Mubiru Dennis Onyango Andrew Mukasa Mathias Kaweesa Isaac Kirabira Steven Bengo Emmanuel Okwi Isaac Muleme Godfrey Walusimbi Tonny Ndolo Timothy Batabaire

Ebijuliziddwamu

kyusa

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

kyusa