Kisaawe ki ekisinga obunene mu Afrika?
World cup etandiika ddi era Bulaaya erinayo ensi meka? Ssemazinga ki asingayo amawanga amangi? Etandiika june 12, 2014. Bulaaya erinayo ensi 13 era yessemazinga esinga ttimu ezigenda okugyetabamu. Kisaawe ki ekisinga obunene n'obulungi mu Afirika? (Kizito)soccer city mu South Africa. Kituuza abagizi 94,700 era kyawemenata obukadde bwa doola 440. Ronaldo da Lima yawumula omupiira ng'alina ggoolo mmeka zonna awamu?