Kyesimba (Rectangle)
Gakuweebwa Charles Muwanga !! Kyesimba (Rectangle).
Enkula erina empuyi nnya(four sided shape) nga ziyimiridde ku "empeto ennesimbu"(at right angles) eyitibwa Kyesimba(Rectangle).
Okirable nti ne kyebiriga ate era kyesimba lwa kuba nti yo empuyi zaayo zonna zenkanankana.