Loy Katali (yazaalibwa nga 12 Ogwekumi 1975) Munnayuganda ow'ebyobufuzi era accountant.[1] Ye mubaka omukyaala akiikirira Disitulikitti y'e Jinja mu Paalamentti ya Uganda ey'ekumi. Ali mu kibiina eky'ebyobufuzi ekya National Resistance Movement .[1][2]

Loy Katali
Born 12 October 1975
Nationality Ugandan
Citizenship Ugandan
Education Bachelor's degree in commerce and Masters of Business Administration from Makerere University
Occupation(s) Politician and Accountant
Years active 2012-Date
Political party National Resistance Movement (NRM)
Opponent Peace Tibyaze,

Emisomo kyusa

Mu mwaka gwa 2000, she was awarded a bachelor's degree in commerce from [./Https://en.wikipedia.org/wiki/Makerere_University Makerere University].[1] Mu mwaka gwa 2008, yafuna certificate okuva muAssociation of Chartered Certified Accountants, UK era oluvanyuma n'amaliriza diguli ya masters mu by'okudukanya bizinensi okuva mu Yunivasitte y'e Makerere mu mwaka gwa 2009.[1][3]

Eby'afaayo ku mirimu kyusa

Okuva mu mwaka gwa 2012 okutuusa 2015, yakola nga offiisa w'ebyembalirira ku IGAD era oluvanyuma neyegatta ku Ministry of Labour, Republic ya South Sudan nga consultant (financial management specialist) okuva mu mwaka gwa 2009 okutuusa 2011.[1] Loy yali financial accountant ku Microfinance Support Centre Ltd okuva mu mwaa gwa 2004 okutuusa 2008. Wakati wa 2003 ne 2004, yali ccountant coordinator ku Directorate of Water Development.[1] Mu kiseera kya 2001–2003, yaweebwa omulimu nga Project Accountant ku Uganda Bureau of Statistics. Wakati wa 2000 ne 2001, yakola nga management accountant ku CELFMARK.[1] Loy oluvanyuma yegatta ku Paalamentti ya Uganda nga mmemba wa Paalamenti okuva mu mwaka gwa 2016 okutuusa kati.[1] Bwe yali mu Paalamentti ya Uganda, yaweereza ku professional body ku ttendekero lya Institute of Certified Public accountants mu Uganda ne Association of Chartered Certified Accountants, UK nga mmemba omujjuvu. Okugatako, yaweereza ku kakiiko k'ebyenfuna, okuteekateeka n'enkulaakulana mu by'enfuna nga omumyuuka wa ssentebbe.[1]

Obulamu bwe kyusa

Mufumbo.[1] Alina okwagala okungi mu kuyamaba abo abetaaga obuyambi nga ba namwandu ne bamulekwa.[1]

Laba na bino kyusa

Ebijulizidwa kyusa

Ebijulizidwa wa bweru wa wikipediya kyusa