Luganda
Luganda/Oluganda lwe lulimi olwogerwa abaganda e Yuganda. Oluganda lukozesebwa nnyo mu masekkati ga Yuganda. Lwe lulimi olukozesebwa obusinga mu nsi ya Yuganda. Luganda luva ku erinnya ly'aBaganda, abalwogera okuva dda nnyo. Kubanga ebibuga ebikulu bya Yuganda mu myaka zona bisangibwa mu Buganda, olulimi lwayambuka nnyo mu bwetaagisa mu Yuganda yona, kuba kati lukozesebwa nnyo mu kusubuza n'okugula gula mu duuka na butale obwenjawulo mu nsi.
Abantu abasinga okwogera oluganda bava mu masekkati ga Yuganda okuli ebifo ebyenjawulo nga Kampala, Mukono, Kayunga, Masaka, Kalangala, Mpigi, Sembabule, Luuka, n'ebilala.
- The Word in Luganda, by Larry M. Hyman & Francis X. Katamba
- An excellent online summary of the Luganda language can be found at http://www.buganda.com/luganda.htm.
- Luganda–English Dictionary
- The website of a team developing Luganda language capability for computers is at http://www.kizito.uklinux.net
- [http://www.panafril10n.org/wikidoc/pmwiki.php/PanAfrLoc/Ganda PanAfrican L10n page on Ganda