Luka Deborah (Yazaalibwa mu 2003) muzannyi wa mupiira mukyala wa South Sudan ow'ekikugu era azannyira ng'omuteebi mu liigi y'eggwanga ey'abakazi eya South Sudan mu Yei Joint Stars FC [1][2]

Mulimu

kyusa

Mu kiseera kino Deborah azannyira nga muteebi mu Yei Joint Stars FC esangibwa mu Yei South Sudan era azannyira mu liigi y’eggwanga ey’abakazi eya South Sudan. Ono y’omu ku bazannyi b’omupiira abakazi abasinga obulungi atasubwa kuteeba ggoolo mu buli mupiira gw’azannya ekimufuula ssita bulijjo ataziyizibwa.

Kiraabu

kyusa

Mu kiseera kino azannyira mu Yei Joint Stars FC.

Ebijuliziddwa

kyusa
  1. https://tksport-ss.tv/index.php/2022/02/26/deborah-scores-super-hat-trick-to-hand-yei-joint-stars-their-first-win-in-south-sudan-cup/
  2. https://cityreviewss.com/deborah-luka-yei-joint-stars-big-name-on-mission/