Lungereza
Lungereza (oba Lungeleza) lwe lulimi olunnagirimaani oluva e Bungereza mu Bulaya. Leero lukozesebwa nnyo mu bintu by'ensi yonna.[1] Erinnya luva ku abantu abava mu bika bya bagirimaani bebayita 'Angles', abayingira Great Britain dda nnyo mu kifo kye tuyita Bungereza leero. Amanya zombi ziva ku 'Anglia', ettaka ezingiwa ku ennyanja eyitibwa 'Baltic Sea'.
- ↑ The Routes of English