Margaret Annet Muhanga Mugisa
Margaret Annet Muhanga Mugisa (yazaalibwa nga 4 Ogwomukaaga 1967[1]) Munnayuganda, munnabyabufuzi era Mubaka mu Paalamenti akiikirira Divizoni y'Obukiikakkono bw'ekibuga ky'e Fort Portal mu Paalamenti ya Uganda ey'ekkuminemu.[2] Ava mu kibiina ky'ebyobufuzi ekya National Resistance Movement.[3][1] Era yaweerezaako ng'omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y'e Kabarole mu Paalamenti ya Uganda ey'ekkumi[1]
Emisomo gye n'obuto bwe
kyusaMargaret alina Diguli ey'okubiri
Emirimu gye
kyusaMargaret yakolerako mu kitongole kya New Vision mu 1990 ng'aweereza mu mawulire agafa mu Paalamenti.[4] Yali Mubaka mu Paalamenti owa Burahya mu Disitulikiti y'e Kabarole mu Paalamenti ya Uganda ey'ekkumi.[4][5][6][7][8] Yawangula akalulu ka bonna aka 2021 mu kifo ky'omubaka mu Paalamenti owa Divizoni y'Obukiikakkono bw'ekibuga kya Fort Portal.[9][10] Margaret yawagira eky'okuggya ekkomo ku kisanja ky'omukulembeze mu Paalamenti ey'ekkumi.[5][11][1]
Margaret yatuula ku bukiiko bwa Paalamenti omuli parliamentary Committee on Commissions, State Authorities & State Enterprises.
Ebimukwatako eby'omunda
kyusaMargaret mufumbo eri Michael Mugisha era balina abaana.[12] Yayambako ku baana abava mu masomero sako n'okuzimba amasinzizo
Laba na bino
kyusaEbijuliziddwamu
kyusa- ↑ 1.0 1.1 1.2 1.3 https://en.wikipedia.org/wiki/Special:BookSources/978-947478-111-0 Cite error: Invalid
<ref>
tag; name ":2" defined multiple times with different content - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-05-21. Retrieved 2024-03-22.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://allafrica.com/stories/202009090719.html
- ↑ 4.0 4.1 http://nilepost.co.ug/2017/12/17/for-mp-margaret-muhanga-controversy-is-her-middle-name/
- ↑ 5.0 5.1 "Archive copy". Archived from the original on 2023-03-10. Retrieved 2024-03-22.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://redpepper.co.ug/2017/07/most-silent-active-mps-named/
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/1008905
- ↑ https://chimpreports.com/hon-muhangas-car-smashed-at-nrm-headquarters/
- ↑ https://www.matookerepublic.com/2021/05/19/list-of-130-mps-set-to-be-sworn-in-on-wednesday/
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/political-faces-of-mbarara-hoima-fort-portal-gulu-cities-1935326
- ↑ https://diaspora.nup-uganda.com/?author=2
- ↑ https://chimpreports.com/muhangas-husband-chased-by-parliament/