Mary Mugyenyi
Mary Mugyenyi Munnayuganda ow'ebyobufuzi era akiikirira mu Paalamenti ya East African Legislative Assembly.[1] Yali mmemba wa Paalamenti owa Nyabushozi County mu Disitulikitti y'e Kiruhura. Mukyaala wa eyali executive dayirekita wa Bank of Uganda Joshua Mugyenyi.[2]
Alina diguli y'obukugu mu by'enjigiriza okuva mu Yunivasitte y'e Dalhousie, Canada, ne diguli y'obufuzi n'obulembeze eya bachelor's degree in politics and administration okuva mu Yunivasitte y'e Makerere. Ye mu myuuka wa ssentebbe we ttendekero lya Uganda Management Institute Council era lecturer ku Yunivasitte y'e Makerere. Yaweerezako nga minisita w'egwanga mu by'obulimi. Ye bwongo obuli emabega ga Nshenyi Culture Village,enkola y'obulambuzi obwekwasanganya ku nsomabuvobwaawamu eya community-based tourism initiative based esangibwa mu Disitulikitti y'e Ntungamo.[2] Ye muntu omu akiriza nti sente zilemesa enkulaakulana mu by'obufuzi mu buvanjuba bwa Afrika (East African politics).[3]
Mu mwaka gwa 2013, ye n'abakozi ba Makerere baasiima omwami we kati omugenzi ne lecturer w'ebyobufuzi Joshua Baitwa Mugyenyi ku Yunivasitte y'e Makerere wamu ne Ephraim Kamuntu.[4]
Ebijuliziddwa
kyusa- ↑ https://www.newvision.co.ug/news/1469567/eala-commences-kampala-inducts-mps
- ↑ 2.0 2.1 https://www.watchdoguganda.com/news/20170130/12261/six-things-you-didnt-know-about-eala-seat-aspirant-mary-mugyenyi.html
- ↑ https://chimpreports.com/eala-race-mary-mugyenyi-fears-bribery-could-cost-uganda-competent-representatives/
- ↑ https://chuss.mak.ac.ug/news/content/makerere-honours-dr-joshua-mugyenyi