EMMERE YA BAGANDA. 1 .Mu buganda tulina emmere yaffe nansangwa era ge matooke. 2.Kiwanuuzibwa nti mumaka gomuganda temulina kubulamu lusuku lwa matooke. 3.Simatooke goka wabula abaganda balina nemmere endala nga muwogo,koppa,baluggu. 4.Abaganda abedda basinga kuwomerwanga matooke ne baluggu. 5.Naye abaganda abenaku zino tebakyafaayo kulima mmere ya bajjajja ffe kansangwa. 6.Abaganda mulina okudayo kunnima yabajjajja ffe jetwasangawo. 7.Emmere bajjajja ffe jebakozesanga yabayambanga okuwangaala ebbanga eddene mu bulamu.

Matooke