Micheal Azira
Micheal Azira yazaalibwa nga 22 Ogwomunaana mu 1987, nga munayugada azannya omupiira gw'ensiimbi mu kiraabu ya New Mexico United ne ttiimu ya Uganda ey'eggwanga.
Gy'azannyira omupiira gw'ensiimbi
kyusaAzira yateeka omukono kundagaano mu kiraabu ya Charleston Battery ng'eno eri mu kibinja USL Pro mu 2012.[1] Yeeyateeba ggoolo ey'obuwanguzi Charleston bweyali ezannya ne Wilmington Hammerheads mu mupiira ogwali ogw'empaka za 2012 eza USL Pro.[2] Azira yateeba ggoolo mukaaga endala bweyali ne ttiimu eno Battery mu 2013.
Azira yatwalibwa aba kiraabu ya Seattle Sounders FC eri mu kibiinja kya Amerika ekyababinywera nga 6 Ogwokusatu, 2014.[3][4] Yazannya omupiira gwe ogwali gusooka mu kibinja kya MLS bweyagibwa ku katebe nga bazannya Montréal nga 23 Ogwokusatu.[5]
Seattle teyazza ndagaano ye buggya oluvannyuma lwa sizoni ya 2015. Azira yateekebwa kulukalala lw'abazannyi abaali bagenda okusalibwaako mu 2015 Ogwokumineebiri, nga yalondebwa aba kiraabu ya Colorado Rapids.[6]
Azira yatundibwa aba kiraabu ya Rapids nga 8,Ogwomunaana 2018 mu kiraabu ya Montreal Impact bweyali kulukalala lw'abaalina okusalibwako omulundi ogw'okuna, nga balina okukimwayo mu 2020 oluvannyuma lw'okutekebwa ku lukalala lw'ekibinja kya MLS .[7]
Azira yatundibwa neera mu 2019 Ogwomunaana, mu kaseera kano mu kiraabu ya Chicago Fire.[8] Endagaano ye ne kiraabu eno yagwaako kunkomerero ya sizoni ya 2020.[9]
Nga 1 Ogw'okubiri ,mu 2021, Azira yateeka omukono kundagaano ne kiraabu y'ekibinja kya USL Championship gyebayita New Mexico United.[10]
Ku mutendera gw'ensi yonna
kyusaAzira azannyira ensi ye gyebaamuzaaliramu eya Uganda. Omutendesi Milutin Sredojević gwebasinga okumannya nga Micho, yamulonda, n'ateekebwa mu ttiimu y'abazannyi 23 abaali bagenda okuzannya empaka ezeetabwamu amawanga gw'okusemazinga wa Afrika eza 2017.[11]
Obulamu bwe mukutendeka
kyusaAzira yakolalo ng'omutendesi owawagulu mu akademi ya Daniel Island Soccer Academy, ku ttiimu z'abalenzi abaali tebasusa myaka 16 wamu n'ey'abali wasi w'emyaka 18 mu kitundu kya Charleston,mu saza lya South Carolina. Yakola ng'omumyuka w'omutendesi ku UMS-Wright mu kitundu kya Mobile, mu saza lya Alabama gyeyamala sizoni biri, ng'era yabayamba n'okuwangula ekikopo ky'eggwanga mu 2011.[12]
Obulamu bwe
kyusaAzira yalina ekiwandiiko ekyaali kimukirisiza ekya U.S green Card okubeera omuzannyi wa lliigi ya Amerika eyawagulu nga kino kyali kimukiriza okukola omuli ogwo.[13]
Nga 9 Ogwekumi, mu 2021, Azira yaweebwa obutuuze bw'okubeera munaasi wa Amerika ng'era abeera mu bitundu bya Albuquerque.[14]
Ebibalo bye nga bw'azze akola gy'abadde azannyira
kyusaMu kiraabu
kyusaTemplate:Updated[15]Emipiira gy'azannye nga 23 Ogwokuna, mu 2022[16]
Kiraabu | Sizoni | Ligii | Ekikopo ky'ewaka | Ekikopo kya liigi | Ku mutendera gwa semazinga | Omugate | ||||||
---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|
Ekibiinja | Emipiira gy'abazannyiddde | Ggoolo z'ateebye | Emirundi gy'azannyidde | Ggoolo z'ateebye | Emipiira gy'abazannyidde | Ggoolo z'ateebye | Emirundi gy'abazannyidde | Ggoolo z'ateebye | Emirundi gy'abazanyidde | Ggoolo z'ateebye | ||
Mississippi Brilla | 2010 | USL PDL | 10[16] | 0 | — | 0 | 0 | — | 10 | 0 | ||
2011 | 15[17] | 5 | — | 2[lower-alpha 1] | 0 | — | 17 | 5 | ||||
Omugate | 25 | 5 | — | 2 | 0 | — | 27 | 5 | ||||
Charleston Battery | 2012 | USL Pro | 14 | 0 | 0 | 0 | 3[lower-alpha 2] | 1 | — | 17 | 1 | |
2013 | 26 | 5 | 2[lower-alpha 3] | 0 | 2[lower-alpha 2] | 2 | — | 30 | 7 | |||
Omugate | 40 | 5 | 2 | 0 | 5 | 3 | — | 47 | 8 | |||
Seattle Sounders U-23 | 2013 | USL PDL | 1 | 1 | 0 | 0 | — | — | 1 | 1 | ||
Seattle Sounders FC | 2014 | MLS | 14 | 0 | 5[lower-alpha 3] | 0 | 4[lower-alpha 4] | 0 | — | 23 | 0 | |
2015 | 10 | 0 | 1[lower-alpha 3] | 0 | 2[lower-alpha 4] | 0 | 4[lower-alpha 5] | 0 | 17 | 0 | ||
Omugate | 24 | 0 | 6 | 0 | 6 | 0 | 4 | 0 | 40 | 0 | ||
Seattle Sounders U-23 (loan) | 2014 | USL PDL | 6 | 0 | — | — | — | 6 | 0 | |||
Tacoma Defiance (loan) | 2015 | USL | 4 | 0 | 0 | 0 | 0 | 0 | — | 4 | 0 | |
Colorado Rapids | 2016 | MLS | 30 | 0 | 1[lower-alpha 3] | 0 | 4[lower-alpha 4] | 0 | — | 35 | 0 | |
2017 | 30 | 0 | 1[lower-alpha 3] | 1 | — | — | 31 | 1 | ||||
2018 | 5 | 0 | 1[lower-alpha 3] | 0 | — | 1[lower-alpha 5] | 0 | 7 | 0 | |||
Omugate | 65 | 0 | 3 | 1 | 4 | 0 | 1 | 0 | 73 | 1 | ||
Colorado Springs Switchbacks (loan) | 2018 | USL | 1 | 0 | 0 | 0 | — | — | 1 | 0 | ||
Montreal Impact | 2018 | MLS | 10 | 1 | 0 | 0 | — | — | 10 | 1 | ||
2019 | 19 | 0 | 2[lower-alpha 6] | 0 | — | — | 21 | 0 | ||||
Omugate | 29 | 1 | 2 | 0 | — | — | 31 | 1 | ||||
Chicago Fire | 2019 | MLS | 4 | 0 | 0 | 0 | — | 0 | 0 | 4 | 0 | |
2020 | 6 | 0 | — | 0 | 0 | — | 6 | 0 | ||||
Omugate | 10 | 0 | 0 | 0 | 0 | 0 | 0 | 0 | 10 | 0 | ||
New Mexico United | 2021 | USL Championship | 28 | 1 | — | — | — | 28 | 1 | |||
2022 | 2 | 0 | 2[lower-alpha 3] | 0 | — | — | 4 | 0 | ||||
Omugate | 30 | 1 | 2 | 0 | 0 | 0 | — | 32 | 1 | |||
Omugate mu kiraabu zonna z'abadde azannyira | 235 | 13 | 15 | 1 | 17 | 3 | 5 | 0 | 262 | 17 |
Ku nsi ye
kyusaTemplate:Updated[18]Emipiira gy'azannye nga 16 Ogwomusanvu, mu 2019[17]
Ttiimu ya Uganda ey'eggwanga | ||
Omwaka | Emipiira gy'abazannyidde | Ggoolo z'ateebye |
---|---|---|
2016 | 1 | 0 |
2017 | 4 | 0 |
2018 | 0 | 0 |
2019 | 5 | 0 |
Omugate | 10 | 0 |
By'awangudde
kyusaMu kiraabu ya Charleston Battery
- Ekikopo ky'empaka za USL Pro Championship mu 2012
- Kiraabu ya Seattle Sounders
- Empaka za U.S Open Cup mu 2014
- Ekikopo kya Supporters Shield mu 2014
Ebijuliziddwamu
kyusa- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2018-03-01. Retrieved 2022-12-08.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.postandcourier.com/sports/charleston-battery-captures-fourth-usl-title-with---win/article_e2e80d79-cd11-5132-b3f0-0393861dab11.html
- ↑ https://web.archive.org/web/20151211061309/http://charlestonbattery.com/news/charleston-battery-transfers-mike-azira-to-seattle-sounders-fc/
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-08. Retrieved 2022-12-08.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2014-12-02. Retrieved 2022-12-08.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.soundersfc.com/post/2015/12/09/former-sounders-fc-midfielder-micheal-azira-lands-colorado-rapids
- ↑ https://www.coloradorapids.com/post/2018/08/08/colorado-rapids-trade-micheal-azira-montreal-impact-receive-2020-draft-pick
- ↑ https://www.mlssoccer.com/post/2019/08/07/chicago-fire-pick-micheal-azira-trade-montreal-impact
- ↑ https://www.mlssoccer.com/post/2020/11/05/mls-contract-options-whos-staying-and-whos-going-entering-2021-offseason
- ↑ https://www.uslchampionship.com/news_article/show/1143724
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2017-01-07. Retrieved 2022-12-08.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.seattletimes.com/sports/sounders/micheal-azira-finds-his-niche-on-sounders-with-good-humor-positive-attitude/
- ↑ https://www.impactmontreal.com/en/post/2018/08/08/impact-acquires-uganda-international-midfielder-micheal-azira
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-08. Retrieved 2022-12-08.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Uganda - M. Azira - Profile with news, career statistics and history - Soccerway". us.soccerway.com. Retrieved February 28, 2021.
- ↑ 16.0 16.1 "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-08. Retrieved 2022-12-08.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ 17.0 17.1 "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-08. Retrieved 2022-12-08.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ Template:NFT
Ewalala w'oyinza okubigya
kyusa- Micheal Azira ku kibinja kya Ameriak ekya babinywera (Major League Soccer)
- USL Pro profile