Molly Musiime Asiimwe munnabyabufuzi munnayuganda era nga Mubaka Omukyala wa palamenti. Mu 2021, yalondebwa okukiikirira abakyala mu palamenti ab'omu disitulikiti y’e Rwampara mu kulonda kwa bonna okwa 2021 mu Uganda.

Asiimwe Musiime Molly

Ono mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuzi ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement .

Mu palamenti ey’ekkumi n’emu, aweereza ku kakiiko ak’ebyenjigiriza n’emizannyo.

Laba ne

kyusa

Ebijulizidwa

kyusa

Ebiyungo eby’ebweru

kyusa