Moses Waiswa
Moses Waiswa Ndhondhi (eyazaalibwa nga 20 Ogwokuna 1997) munnayuganda omuzannyi w'omupiira gw'ebigere azannyira SuperSport United, ng'omuwuwuttanyi
Omupiira gw'ensimbi
kyusaYazaalibwa mu Kampala, yazannyira ttiimu ya Växjö United ne Vipers. Yassa omukono ku Vipers mu Ogwolubereberye 2017. Yawangula ekikopo kya Uganda Premier League ekya 2017 ne ttiimu. Mu Gwolubereberye 2020 yassa omukono ku ttiimu ya South African SuperSport United. Nga 25 Ogwolubereberye2020 yasooka kuzannyira SuperSport United ng'alwana ne Chippa United.
Ttiimu y'eggwanga
kyusaYazannyiraUganda omupiira ogusooka mu 2017. Yatteba ggoolo ku mupiira gwe ogusooka oluvannyuma lw'okuyitibwa ku ttiimu y'eggwanga ekyamutuukako ng'ekyewuunyisa.
Ebikopo
kyusa- 2017-18 Uganda Premier League