Gakuweebwa Charles Muwanga !! Akamu ku bukodyo obw'okuzimba emiramwa gya sayansi kwe kuzimba ekigambo nga wewunzikira ku mulimu gwakyo ogw'obutonde.

Mukuumansigo

Mu buzimbe bw'ekimuli "omukuumansigo"(ovary)ky'ekikuta ekikuuma ekitundu ekyo munda ekifuuka ensigo, "mufuukansigo(ovules).