Namungina z'ebipimo
Table of Luganda Units of Measurement Neologisms
"Namunigina ezisookerwako"(Basic Units)
Obungi obusookerwako Erinnya lya namunigina Akabonero
Obuwanvu Miita m
Enzitoya Kiroggulaamu kg
Ebiseera Sikonda/katikitiki s
Omugendo gw’amasannyalaze Nangendo/namugendo A
Obwoki Nabwoki K
Obungi bw’enzitoya Nabuzitoya mol
Ekifumbekero ky’ekitangaala Nanfumbekera cd
"Namunigina ezibbulule"(Derived Units)
Namunigina ezibbulule(Derived Units)
Obungi obusookerwako Erinnya lya namunigina Akabonero Obwenkanu ne Namunigina ezisookerwako
Namunigina ez’enziring’ana Naziring’ana Hz s-1
Empalirizo Nampaliriza M m.kg.s-2
Akanyigirizi Nannyigirizi Pa N/m2
Amasoboza Nansobozeso J N.m
Amaanyi Namaanyi W J/s
Ekisannyalazo Nakisannyalaza C s.A
Obuterefu bw’amasannyalaze Nabuterekero V W/A
Ekigugubiro ky’Amasannyalaze Nangugubiro V/A
Obwoki mu Serisiyaasi Nabwoki eza serisiyaasi 0 C K* Namunigina y’obubumbulukufu Nakibumbulukuko
(Becquerel) Bq
Namunigina y’ekibumbulukuko Nammumbulukuko(Curie) ci
Namunigina y’enzitoya y’akazimba Nakazimba (Dalton) Da