Nayiga Florence Ssekabira
Nayiga Florence Ssekabira Munnayunda, mukyala, munnabyabufuzi era eyali Minisita omubeezi owa PWDs era Mmemba mu Paalamenti omukyala akiikirira Disitulikiti y'e Kayunga mu Paalamenti ey'omunaana ku kaadi y'ekibiina kya National Resistance Movement (NRM).[1][2][3]
Emirimu mu by'obufuzi
kyusaFlorence Nayiga Sekabira yali Minisita omubeezi ow'ensonga z'abakadde n'abaliko obulemu okuva mu 2001 okutuusa 2006,[4][5] Yawangula ekifo ky'omubaka omukyala akiikirira abaliko obulemu mu Paalamenti oluvanyuma lw'okuwangula eyali amuvuganya Sophia Nalule.[6][7] Florence Nayiga Sekabira yali akiikirira abakyala b'e Kayunga mu Paalamenti ey'omunaana wabula yawangulwa Hon. Nantaba Aidah Erios mu Paalamenti ey'omwenda.[8]
Bye yakola mu kisaawe kye by'obufuzi
kyusaMinisita omubeezi ow'esonga z'abakadde n'abaliko obulemu Florence Nayiga Sekabira awanjagira eddembe ly'abantu abaliko obulemu.[9][10] Hon. Nayiga Florence Ssekabira yagaba entandikwa eri pulojekiti y'okwegagawaza ng'ayita mu kugaba ensingo eri abantu be Kayunga.[11]
Laba na bino
kyusaEbijuliziddwamu
kyusa- ↑ https://allafrica.com/stories/199802230085.html
- ↑ https://kayunga.go.ug/
- ↑ https://www.nrm.ug/
- ↑ https://www.un.org/esa/socdev/enable/rights/contrib-uganda.htm
- ↑ https://www.thenewhumanitarian.org/ar/node/193078
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/1032348
- ↑ https://www.parliament.go.ug/cmis/browser?id=b238bf21-c540-44ca-b623-9bc0fd61f00c%3B1.0
- ↑ https://kayunga.go.ug/rt-hon-minister-hosts-kayunga-district-leaders
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/1267626
- ↑ http://www.sjdr.se/articles/10.1080/15017410802410084/
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/1231944