Nebbi kibuga mu disitulikiti ye Nebbi mu bukiikakkono bwa Uganda. kyekifo ekituddeko ekitebe kya disitulikiti[1]

Ekifo

kyusa

Nebbi Esangibwa mu West Nile sub-region, okuliraana oluguudo lwa Karuma–Olwiyo–Pakwach–Nebbi–Arua , okutuuka ku kilomitaazi 80 (50 mi) ebugwanjuba -ebuvanjuba bwa Arua, ekibuga ekinene mu mukitundu ekitono mu maserengeta ga nile.[2] kino kituukira ddala ku kilomitaazi 173 (107 mi), ku luguudo , obugwanjuba -obuvanjuba obwe Gulu,ekibuga ekisinga obunene mu maserengeta ga Uganda.[3] ekipimo kyekibuga kyenkana 2°28'45.0"N, 31°05'24.0"E (obugazi bwa :2.479167; obuwanvu bwa :31.0900).[4]Ekibuga kye Nebbi kituula bu bunene bwa yiika 1,002 metres (3,287 ft), waggulu wobugulumivu bwennyanja obutegeeza .[5]

Obungi bwabantu

kyusa

Okubala abantu okwakolebwa mu ggwanga lyonna mu 2002 kwalaga nti omuwendo gw’abantu mu Nebbi baali nga 22,740. Mu mwaka gwa 2010, ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibalo ekya Uganda Bureau of Statistics (UBOS) kyabalirira nti abantu bano baali 28,000. Mu mwaka gwa 2011, ekitongole kya UBOS kyabalirira nti omuwendo gw’abantu mu makkati g’omwaka gwali 28,800. [6] Okubala abantu okwakolebwa mu 2014 kwalaga nti omuwendo gw’abantu guli 35,029. [7]

Mu mwaka gwa 2020,ekitongole ekivananibwa ku kubala abantu ekya UBOS kyabalirira nti mu makkati go mwaka omuwendo gwa bantu be nebbi gwali 41,400 . ekitongole ekivunanyizibwa ku kubala abantu babalirira nti mu munisipaali eno mu mwaka abantu beyongeddemu ebitundu 2.9 ku buli kikumi wakati wa 2014 ne 2020.[7]

Ebintu ebikwata ku nsonga eno

kyusa

Ebifo bino wammanga ebyenjawulo biri mu bibuga oba kunsalo ze bibuga :[4]

1. Offiisi ze kitebe kya gavumenti ezebitundu ekye Nebbi

2. 2. . Ofiisi za Nebbi Municipal Council

3. Akatale ka Nebbi

4. 4. . Nebbi General Hospital, eddwaliro lya gavumenti eririmu ebitanda 108 nga lya minisitule y’ebyobulamu mu Uganda era nga liddukanyizibwa Gavumenti ez’ebitundu mu Disitulikiti y’e Nebbi.

5. 5. . Nebbi Airstrip, eya Uganda Civil Aviation Authority

6. 6. . Ekkanisa ya Nyacara, ekifo eky’okusinzizaamu ekyegasse ku Klezia ya Uganda

7. 7. . Afere Church, ekifo eky’okusinzizaamu ekyegasse ku Klezia ya Uganda

8. . Ekitebe ky’Obulabirizi bw’Abakatuliki aba Roma e Nebbi

9. 9. . Etterekero ly’ebitabo ery’olukale mu kibuga Nebbi

10. . Lutikko y’Abakatuliki eya Nebbi. [4]

Ebifananyi

kyusa

Ebijuliziddwa

kyusa
  1. https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?from=en&to=lg&campaign=undefined&page=Nebbi&targettitle=Nebbi#:~:text=Reference-,View,Uganda%20Places%20in%20the%20World.%20Retrieved%2010%20January%202020.,-Issues
  2. https://www.google.com/maps/dir/Nebbi/Arua/@2.7541543,30.7456431,10z/data=!3m1!4b1!4m14!4m13!1m5!1m1!1s0x176fbad301a3d3fb:0x6636d34b48c389a4!2m2!1d31.0851019!2d2.4778169!1m5!1m1!1s0x176e6265a178c769:0xaa1e18867d91929c!2m2!1d30.907304!2d3.0303299!3e0
  3. https://www.google.com/maps/dir/Nebbi/Gulu/@2.5983567,31.1274372,9z/data=!3m1!4b1!4m14!4m13!1m5!1m1!1s0x176fbad301a3d3fb:0x6636d34b48c389a4!2m2!1d31.0851019!2d2.4778169!1m5!1m1!1s0x1771a65c0fc42a27:0xce6ef3d1c3d80e06!2m2!1d32.2880726!2d2.7724038!3e0
  4. 4.0 4.1 4.2 https://en.wikipedia.org/wiki/Google_Maps Cite error: Invalid <ref> tag; name "5R" defined multiple times with different content
  5. https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?from=en&to=lg&campaign=undefined&page=Nebbi&targettitle=Nebbi#:~:text=View-,Floodmap%20(10%20January%202021).%20%22Elevation%20of%20Nebbi%20Town%20Council%22.%20Floodmap.net.%20Retrieved%2010%20January%202021.,-Issues
  6. https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?from=en&to=lg&campaign=undefined&page=Nebbi&targettitle=Nebbi#:~:text=Reference-,View,2014)%20on%207%20July%202014.%20Retrieved%205%20August%202022.,-Issues
  7. 7.0 7.1 http://citypopulation.de/Uganda-Cities.html Cite error: Invalid <ref> tag; name "1R" defined multiple times with different content