OKULIMA AMAJAANI
OKULIMA AMAJAANI.
Mu uganda ebyalo bitononyo omulimwa amajaani.
1.Ebifo omulimwa amajaani bitera kuba byansozzi.
2.Era ebifo bino birabirirwa nga bikabalwamu amavuunike nga tonaba kusimba majaani go. 3.Biteerwamu ebijimusa okusobola okwongera kubugimu bwettaka olwo nebikula bulunyi. 4.Biyawulwayawulwamu mungeri yokuziyiza omugoteka munimiro namakungula amalungi. 5.Gafuuyirwa okuziza obuwuka obugazanyiralako negatononeka bikoola byaago. 6.Gakomolwa galeme kuwanvuwa nyo olwo ne ga nguwa mu makungula nga temumenyeka .