Ettaka wano mu Uganada lifumbakeddemu ebyobugaga bingi nnyo era nga ojakusanga ebintu byon abyetukozesa mu Nsi yona biva mu ttaka olaba naffe abantu twava mu ttaka.

Mu ttaka mwetugya obugaga okusokera ddaka nga tulilimako emmere eyawaka ney'okutunda.

Kyoka okumanya Katonda yayagala ensi wona wetutudde ku ttaka wajjudde amazzi era nga kisinzira obuwanvu we tugasanga ku banga ndabye abantu bangi kati nag basiima enzzizi ezo ku ma faamu gabwe okusobola okweyagalira ku buggaga bwe ettaka.

Mwatu ate eri omulimi amazzi ago malungi nnyo kubanga bwo gamanya n'ogafuna gwebanno gyebakabira omusana aye gwe yeba sizoni yo ey'okukinma kubanga abalala bawumula ekyo ne kikuyamaba okufuna abakozzi abalaisi ate nga bakola namanyi.