Okukungula obutiko
OKUKUNGULA OBUTIKO
kyusaObutiko bwamiruundi mingi obulimwa ate mulimu namakungula ga miluundi ebiri. Kati waliwo obutiko bwebiswa bwoba ogenda okukungula obutiko obulimwa mungeri eyo kijukire nti obutiko buno bwebutandika okukungulwa buli luvanyuma lwanaku satu. Naye tewerabira okubukungula nga enaku satu ziweze kuba bujja kwononeka. Kukaswa obembulakokabembure bwomala okimegulako kukaswa okigabanya emirundi ebiri ekikofiira kitwalibwa buterevu mukatale. Wabula bino ebikira ebisigala tubiyuzayuza ne tubyanika kumpapula nga nyonjo naye ngakiri munyumba ate nga simukasana okufuna omutindo gwobutiko omunyunyutuvu.