Embeera y’obuntu ey’Okwewuunya(the emotion of wonder)

Okwewuunya

Okwewunya kiva ku kweyoleka kw’ekibadde kitasuubirwa. Oli bw’afuna okwewuunya n’ebisige abiyimusa. Okwewuunya era kuleetawo embeera z’obuntu endala nga okusamaalirira .