Olubuto olwesibye
Okwesiba olubuto mbeera ng'olubuto lukugulumba nga n'okufuluma okaluubirirwa. Eddagala ku mbeera eno mu nzijjanjaba ey'ekinnansi; funa omulandira gw'akatakula, ogw'omuttanjoka, mubiri, nnabbugira n'olunyereketo. Fumba onyweeko mu bipimo ebisaanidde.