Oluwawu
==Oluwawu==Ficus exasperate tree Omuti gw’oluwawu , muti gwa mugaso , tugukozesa mu kwooza ebintu ng’entebbe, emmezza, n’embaawo. Tugufunako enku era gusangibwa mu bibira.
![](http://upload.wikimedia.org/wikipedia/commons/thumb/7/78/Ficus_exasperata_%284533535249%29.jpg/220px-Ficus_exasperata_%284533535249%29.jpg)
Oluwawu ddagala era omuntu asobola okufumba ebikoola nanywako okufuna amaanyi g’ekisajja
<ref:moraceae/>