Omuzikiti gw'eggwanga mu Uganda
colspan="2" class="infobox-above" style="background-color:
| |
---|---|
مسجد أوغندا الوطني
| |
colspan="2" class="infobox-header" style="background-color:
| |
Akakwate | Basiraamu |
Etabi oba obuwangwa | Abasiraamu ba Sunni |
colspan="2" class="infobox-header" style="background-color:
| |
Gyegusingaanibwa | Kampala, Uganda |
Abagudukanya | Ekibiina ekikulembera eddiini y'obuyisiraamu |
Endagiriro ku maapu | 0°18′56″N 32°34′07″E / 0.315539°N 32.568591°E |
colspan="2" class="infobox-header" style="background-color:
| |
Ekika | Muzikiti |
Enaku z'omwezi webakitandika | 2008 |
colspan="2" class="infobox-header" style="background-color:
| |
Obungi bw'abantu | 12,200 |
Bwekirabira munda | Yiika 12 ze 4.9 ha |
Ebisenge | 5 |
Eminaala | 1 |
Obuwanvu bw'eminaala | mita 50.5 ze fuuti 166 |
Ebyakozesebwa | Enkokoto etekeddwamu emitayimbwa n'e waya |
Omuzikiti gw'eggwanga u Uganda, gw'emuzikiti ogusingaanibwa ku kasozi ka Kampala mu bitundu bya Kampala mukadde ebya Kampala, Uganda. Gwemuzikiti ogusinga obunene mu buvanjuba bwa Afrika[1] mu ggwanga, ng'okutuusa mu 2014, ebitundu 14 ku 100 eby'abantu abasingaanibwaamu banzikiriza yabayisiraamu.[2] Guno gwamalirizibwa mu 2006, nga gutuuza abantu 15,000 abasinza, nga gusobola n'okukwatirira abalala 1,100 , gyebatereka ebifanannyi, ate oluggya nerubeeramu abalala 3,500. Koloneeri Muammar Gaddafi ow'e Libya yeeyawa ekiragiro ky'okuzimba omuzikiti guno ng'ekirabo eri Uganda, n'okuganyurwamu abantu abakiririza mu ddiini y'obuyisiraamu.Uganda erina emiziki mingi, naye guno omuzikiti guliko emyaaliiro egiwerako.[3]
Ebyafaayo
kyusaOkuzibibwa gw'omuzikiti guno kwatandika mu 1972, nga mukusooka gwali guyitibwa Omuzikiti gw'eggwanga ku Kampala Mukadde. Okuzimba kwayimirizibwa mu 1976, nekudibwamu mu 2001.[1]
Omuzikiti nga gumaliriziddwa okuzumbibwa, gwagulwawo mu butongole mu 2007 Ogwomukaaga wansi w'erinya ''Gaddafi National Mosque'', nga kwekusingaanibwa ne woofiisi z'ekibiina ekikulembera ediini ly'obuyisiraamu.[4] Mu 2013 bagukyusa erinya nebatandika okuguyita "Uganda National Mosque" oluvannyuma lw'okufa kwa KoloneeriGaddafi olw'okuba abaali badukanya Libya baali beesurirayo ogwanagamba mu kudaabiriza omuzikiti guno wansi w'erinya ekadde."[5]
Eminaala gy'omuzikiti guno giriko amadaala 304 okutuuka wagulu kuntiko.[6]
Eterekero ly'ebifanannyi
kyusa
Laba ne
kyusa- Gaddafi Mosque, e Dodoma mu Tanzania
Ebijuliziddwamu
kyusa- ↑ 1.0 1.1 https://www.achieveglobalsafaris.com/gaddafi-mosque/
- ↑ https://www.state.gov/reports/2019-report-on-international-religious-freedom/uganda/
- ↑ http://www.ugpulse.com/articles/daily/homepage.asp?ID=482
- ↑ http://www.ugpulse.com/uganda-news/people/kayongo-free-to-enter-gadaffi-mosque-mubajje/10902.aspx
- ↑ https://web.archive.org/web/20150621213320/http://www.observer.ug/news-headlines/25937-old-kampala-mosque-drops-gaddafi-name
- ↑ https://www.csmonitor.com/Photo-Galleries/In-Pictures/Kampala-Uganda-A-mosque-atop-the-city/(photo)/1099947
Ewalala w'oyinza okubiggya
kyusa- Gaddafi National Mosque ku mukutu gwa YouTube
- Gaddafi National Mosque, muterekero ly'ebyafaayo mu Uganda.