Patrick Mangeni
Patrick Mangeni Wańda muwandiisi omunnayuganda, mutontomi era muwandiisi wa mizannyo. Ye muwandiisi w'emizannyo ebiri, Operation Mulungusi, ne The Prince, n'ekitabo ky'abaana ekiyitibwa, The Great Temptation.[1]
Yali mutontomi omuyite mu kmpaka ezimanyiddwa nga Queensland Poetry Festival ezaaliyo mu 2003 ate era nga ye omu ku bawandiisi abeeyolekera mu mpaka ezimanyiddwa nga Brisbane Writers Festival ezaaliyo mu 2005. Emizannyo gye, Operation Mulungusi ne The Prince gyawangula engule ya National Book Trust of Uganda Award (NABOTU) mu 2000 era yalondebwa okufuna engule ya litulica wa Uganda mu 2001.[2]
Obuto bwe n'obuyigirize
kyusaMangeni yasooka okutendekebwa mu kuzannya katemba mu kitongole kya Makerere University ekibangula mu kuyimba, okuzina n'okuzannya katemba n'oluvannyuma n'agenda ku University of Leeds gye yafunira diguli ya Master of Arts in the theatre Studies, nga tannafunan'oluvannyuma n'afuna PhD mu Applied Theatre ku Griffith University, Australia. Musomesa mutendeke alina diguli mu busomesa okuva mu Makerere University, satifikeeti mu kusomesa ku yunivaasite ne satifikeeti mu kuluŋŋamya abayizi abasoma diguli eza waggulu, nga zombi yazifunira ku Griffith University. Alina ne satifikeeti mu Distance Learning Writing Development, okuva mu Lancaster University ne British Council, Uganda.[3]
Okuwandiika
kyusaMangeni awandiise emizannyo egisoba mu etaano. Ateeseteese pulogulaamu ez'enjawulo, wamu n'okuwandiika emizannyo egizannyibwa ku leediyo ne ttivvi. Akulidde emizannyo egisoba mu musanvu mu Uganda, Kenya, ne Norway. Afunye sikaala eziwera omuli: School of Art Scholarship for A PhD, School of Art, Griffith University, Australia; Creative Writing Fellowship, Poet in residence, Akademie Schloss Solitude, Stuttgart, Germany; Certificate of recognition for Contribution to the Development of Literature and Writing in Uganda eya FEMRITE, Kampala; Yalondebwa okuvuganya ku ngule ya Litulica wa Uganda eya 2002 olw'emizannyo gye: Operation Mulungusi ne the Prince; engule ya National Book Trust Literary Award: Operation Mulungusi ne the Prince; ne sikaala ya Commonwealth Scholarship for MA (Theatre Studies) University of Leeds, UK.[4]
Ebitabo ebifulumiziddwa
kyusaOlugero lw'abaana
kyusa- The Great Temptation. Fountain Publishers. 2003.
Emizannyo
kyusa- Operation Mulungusi. MK Publishers. 2000.
- The prince. MK Publishers. 2000.
Emboozi ennyimpi
kyusa- A Leopard in my Bed and other stories. Mallory International. 2006. ISBN 978-1856571050.
Ebitontome
kyusa- "A Breakfast", "Limbo" and "Woman" in Uganda Poetry Anthology 2000. Fountain Publishers. 2000. ISBN 978-9970022038.
Empapula
kyusa- "Negotiating Learning Contexts: Some Experiences of Culture, Power and Gender in working with Multi-cultural Communities through Theatre for Development". In L. McCammon and A. McLauchlan (eds) (2006), Universal Mosaic of Drama and Theatre:The IDEA 2004 Dialogues. IDEA: Toronto
- "Theatre as a social Intervention". In RIDE 10:3 pp. 381–383, 2005.
- Two TFD Radio plays Obwenzi and Entalo; Leeds African Studies Bulletin, No. 67, 2005.
- "Building for the future: Challenges and opportunities of children’s theatre in Uganda". In E. Wamala, S. et al. (eds). Africa in world affairs: Challenges to humanities (pp. 181–190). Kampala: Makerere University, Faculty of Arts
- "Theatre for Development as a Strategy for Improved Sanitation and Accountability: The Mulago II Project". In K. Mukwaya et al. (eds) (2004), Africa: Communications challenges in the 21st Century, Kampala: Makerere University.
- "A theatrical Approach to the writing of a National Constitution: The case of Uganda", Drama Australia Journal 24:1 2000
- "One Earth One Family: Drama & Environment Education". In J. O’Toole & M. Lepp (eds) (2000). Drama for life: Stories of adult learning and empowerment. Brisbane: Playlab Press,
- "Change in two hours: A theatre for development workshop with high school students in Kampala": RIDE, 3:1, 93-96
- "The Challenge of Theatre, Culture and Community Development". In Ed. O. Mumma et al. (eds) (1998). Orientations of drama, Theatre and Culture (pp. 12–19). Nairobi: KDEA Nairobi.
- "A Theatrical Alternative for Child Survival: The Experience of School Health Drama in Uganda". In J. O’Toole and K. Donnelan (eds) (1996), education, Culture and empowerment. Idea Dialogues. IDEA: Brisbane.
Ebijuliziddwa
kyusa- ↑ Operation Mulungusi…a review, joankivanda.wordpress.com. Retrieved 10 July 2014.
- ↑ Ugandan Writers: Meet Patrick Mangeni afrolit.com. Retrieved 10 July 2014.
- ↑ PATRICK MANGENI, doollee.com. Retrieved 10 July 2014.
- ↑ Dr. Patrick Mangeni wa’Ndeda, mdd.mak.ac.ug. Retrieved 10 July 2014.
Obulandira obulala
kyusa- Obwenzi ne Entalo - two radio plays for development by Patrick Mangeni, Leeds African Studies Bulletin 67 (2005).