Patrick Wakula[1] Mulabirizi mu kkanisa ya Uganda:[2] abadde Mulabirizi wa Central Busoga okuva 2016.[3]

Wakula yasomera ku Makerere University. Yaweebwa Obudyankoni mu 1995 nÓbubuulizi mu 1997. Yaweereza mu Kamuli District. Oluvannyuma yafuuka SsaabadinkoniKaliro nádda e Jinja. Wakula yalondebwa era nátuuzibwa nga Omulabirizi nga 13 Ogwekkuminoogumu 2016 ku All Saints’ Pro-Cathedral, e Iganga.[4]

Ebijuliziddwa

kyusa
  1. https://www.anglicancommunion.org/structures/member-churches/member-church/diocese/position.aspx?church=uganda&dio=central-busoga&pos=bishop-of-central-busoga&posID=20097
  2. https://www.worldanglican.com/the-church-of-the-province-of-uganda/the-rt-revd-patrick-wakula
  3. https://www.ugchristiannews.com/high-excitement-as-central-busoga-diocese-gets-its-1st-bishop/
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2020-02-25. Retrieved 2024-09-03.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)