Peter Nyombi (yazaalibwa nga 23 mu gwokuna 1954- ogwe kkumi 2018)yali mu byamateeka n'ebyobufuzi mu Uganda . Yali ssabawolereza wa gavumenti era nga atuula n,ekukakiiko mu uganda,yalondebwa nga 27 mu gwokutaano 2011. Yadda mu bigere bya Kiddu Makubuya eyafuuka okulira guno naguli mu yafiisi ya Prime Minister.[1] mu kulonda ky'ekibinja nga 1 ogwokusatu 2015,yasulibwa ekibinja era naddizibwako Fred Ruhindi. Yalondebwako nga owa palamenti eya"Buruuli County" muNakasongola District.

Gyava ne gyeyasomeran

kyusa

Nyombi yazalibwa Nakasongola District, nga 23 ogwokuna 1954,eri Eriakimu Kajja, omusomesa ne Mrs. Kajja, omukyala w'omumaka.[2] Nyombi ye mwana owe kkumi na'basatu mu baganda be , omu ku baganda be pulofeesa John Musisi Senyonyi, ya amyuuka kyansala ku Uganda Christian University ate omulala yawerezako mu bya dipulooma Henry Mayega, eyali amyuuka ekiteba kya Uganda e China .[2][3] Nyombi yasomera Nakasongola Primary School ne Kings College Buddo ku O-Level ne A-Level .[2] mu 1973, yaweebwa e Makerere University, etendekero erisinga obunene n'obukdde mu Uganda,lyatandikawo mu 1922. yasoma byamateeka, yatikibwa mu 1976,ne diguli mu byamateeka.[2] mu 1977, yafuna dipulooma mu byokutendeka amateeka ku Law Development Centre.[2][4]

Omulimo

kyusa

Okuva 1977 paka 1986, yakolako nga ssaabawolereza wa yafisi ya ssabawabi eya ebyobwenkanya. emyaka ekkumi egiddako, okuva 1986 okutuuka 1996, yawerezako nga omuwabuzi mu yafisi ya kalisooliso wa gavumeni (IGG). okuva 1996 oktuuka 2001, yaliko munamateeka mu yafisi ya kalisooliso wa gavumenti . Mu 2001, yagulawo enkola eyiye ey'ebyamateeka , Nyombi and Company Advocates, eyakola paka mu gwomukaga 2019. ne 2006, yalondebwa mu palamenti ya uganda okukyikirira "Buruuli County", Nakasongola District.[4] okuva mu gwokutaano 2011[aka mu gwokusatu 2015, yakola nga ssaabawolereza wa gavumenti .[4][2] Nyombi yakikirira Nakasongola County mu palamenti okuva 2006 okutuuka 2016 weyafiirwa entebe ye eri Noah Mutebi.[5] yayamba mu kugaba sola mu woodi yabazalisa , yaddabiriza amsomero nagaba ne nayikokondo mu kitundu kye .[5] Nyombi yagaba amagezi gobwerere mu bajasi ba veterans nga ayagala obwenkanya okuva eri gavumenti ebyekuusa ku nkayana zetaka .[5]

Obutakaanya

kyusa

Mu gw'omunaana 2013 Uganda Law Society, ebyamakolero byagoba Nyombi okubeera omu ku bo, nga bareeta ebirowoozo nga bawakanya ku mbeera y'ebyobufuzi mu butakaanya:[6]

  1. Yali omuwi wamagezi eri Rebecca Kadaga, 0mwogezi wa palamenti,aba palamenti basatu abamugya ku kibiina kyabwe , National Resistance Movement, tebaasobola ku kuuma ntebe yabwe.[6]
  2. Yawako omukulembeze amagezi, Yoweri Museveni, ogwo gwegwali omusingi gwa General Aronda Nyakairima, kati aliko mu Uganda People's Defence Force okuwereza akakiiko ka uganda, nga minisita wa eby'omunda .[6]
  3. yawa omukulembeze amagezi nti omulwanyirizi w'ebyeddembe mu Uganda, Justice Benjamin Odoki, eyawummulira ku myaka ensanvu, asobola okukola nga yawummula okuyisa ku myaka ensanvu asobola okusigala mu kifo kye ng'akyakola

Ekitundu kyawaThe society issued Nyombi satifuketi yookumwebaza oluvanyuma lw'okulonda abantu lweyasalawo obutetabamu Nyombi .[7]Ekugobebwa kwali kumaze emyaka ebiri naye Nyombi yakuwangula mu kooti ya Uganda mu gwekumina ebiri 2014.[8]

Obulamu bwe

kyusa

Nyombi yali mufumbo eranga Taata wa baana bana.[2] Yali mukulisitaayo omugumivu .[4] Nyombi yalwala puleesa era obulwadde bw'omutima ku SAS Clinic mu Kampalanga 7 mu gwekumi 2018, olwokumuddusa mu ddwaliro nga takyassa bulungi.[2][5]

Laba ne

kyusa
  1. {{cite web}}: Empty citation (help)https://www.facebook.com/note.php?note_id=10150208384704078&commentshttps://www.facebook.com/note.php?note_id=10150208384704078&comments
  2. 2.0 2.1 2.2 2.3 2.4 2.5 2.6 2.7 {{cite news}}: Empty citation (help)"Former Attorney General Peter Nyombi dies". New Vision Uganda. Retrieved 8 October 2018.
  3. {{cite news}}: Empty citation (help)https://kampalapost.com/content/news/burial-program-ex-attorney-general-peter-nyombi-released
  4. 4.0 4.1 4.2 4.3 {{cite web}}: Empty citation (help)Abimanyi, John (1 August 2013). "Peter Nyombi: The Lawyer, The Politician, The Man". Daily Monitor (Kampala). Retrieved 20 March 2015.
  5. 5.0 5.1 5.2 5.3 {{cite news}}: Empty citation (help)https://ugandaradionetwork.com/story/nakasongola-mourns-former-ag-peter-nyombi-1vhttps://ugandaradionetwork.com/story/nakasongola-mourns-former-ag-peter-nyombi-1vhttps://ugandaradionetwork.com/story/nakasongola-mourns-former-ag-peter-nyombi-1https://ugandaradionetwork.com/story/nakasongola-mourns-former-ag-peter-nyombi-1vhttps://ugandaradionetwork.com/story/nakasongola-mourns-former-ag-peter-nyombi-1https://ugandaradionetwork.com/story/nakasongola-mourns-former-ag-peter-nyombi-1
  6. 6.0 6.1 6.2 {{cite web}}: Empty citation (help)Rugambwa, Ivan (30 August 2013). "ULS Suspends Attorney General Peter Nyombi". The Independent (Uganda). Retrieved 20 March 2015.
  7. {{cite news}}: Empty citation (help)http://www.monitor.co.ug/News/National/Law-society-suspends-AG-Peter-Nyombi/688334-1973054-nkcvy6z/index.html
  8. {{cite news}}: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20181009013414/https://www.observer.ug/news-headlines/35536--ag-nyombi-defeats-law-society-in-court