Phina Mugerwa
Josephine Mugerwa oluusi ayitibwa Phina Mugerwa[1] era amannyiddwa nnyo nga Phina Masanyalaze[2]),muyimbi munayuganda ate muzinnyi era atendwerezebwa nga omunnayuganda Shakira"[3][4]
Obulamu obuto nokusoma
kyusaPhina Mugerwa yazaalibwa owokuna ku baana abataano okuva mu baana ba Francis Kiwanuka ne Annet Komugisha mu 1984 e Kawaala mu kitundu kya Kampala . Yasomera mu Namirembe Kindergarten ne Namirembe Infants Primary School okusoma pulayimale nga tannaba kwegatta ku St Andrew's Kaggwa ne Daniel Secondary School ne Springfield College okusoma okuva siniya esooka okutuuka mu yokuna ne okuva mu siniya eyokutaano okutuuka muyomukaaga [5] [6]
Ennyimba
kyusaMugerwa yatandika okuyimba mu 2007 oluvannyuma lw’okumaliriza senior six. Omukozi wa leediyo Kato Lubwama yali alangiridde ku leediyo nti anoonya abazinyi beegatte ku bbandi ye eya Diamonds Ensemble Band. Yakola audition n’abalala nga 300 era y’omu ku basatu abaalondeddwa. [7] Amanyiddwa nnyo olw’okuzina n’okuyimba. Ennyimba ze nga Bampassudde ne Gyobera zimufudde erinnya ly’awaka mu nsiike y’okuyimba mu Uganda. [8] [9]
Discography
kyusaEnnyimba
kyusa- Kwepikira
- Gyogenda
- Tinkula
- Lwaaki Ondaza
- Nze wuuyo
- Omuferere
- Bampassudde[10]
Engule
kyusa- Engule ya PAM ey'omuyimbi omupya asinga, 2006 [11]
Obulamu bw’omuntu ku bubwe
kyusaAlina omwana ow’obulenzi. [12]
Ebijuliziddwa
kyusa- ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Phina+Mugerwa&targettitle=Phina+Mugerwa#:~:text=Reference-,View,icon%22.%20The%20Independent%20Uganda.%20Retrieved%202019%2D06%2D14.,-Issues
- ↑ https://observer.ug/lifestyle/58589-phina-mugerwa-and-what-she-has-been-up-to-lately
- ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Phina+Mugerwa&targettitle=Phina+Mugerwa#:~:text=Reference-,View,New%20Vision.%20Retrieved%2010%20June%202017%20%E2%80%93%20via%20allafrica.com.,-Issues
- ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Phina+Mugerwa&targettitle=Phina+Mugerwa#:~:text=View-,Nantaba%2C%20Agnes%20(2019%2D04%2D17).%20%22Josephine%20Mugerwa%3A%20From%20child%20dancer%20to%20music%20icon%22.%20The%20Independent%20Uganda.%20Retrieved%202019%2D06%2D14,-.
- ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Phina+Mugerwa&targettitle=Phina+Mugerwa#:~:text=View-,Nantaba%2C%20Agnes%20(2019%2D04%2D17).%20%22Josephine%20Mugerwa%3A%20From%20child%20dancer%20to%20music%20icon%22.%20The%20Independent%20Uganda.%20Retrieved%202019%2D06%2D14.,-Issues
- ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Phina+Mugerwa&targettitle=Phina+Mugerwa#:~:text=Reference-,View,and%20Muyiisa%22.%20chimpreports.com.%20Retrieved%2010%20June%202017.,-Issues
- ↑ http://www.newvision.co.ug/news/634672-i-know-how-to-keep-him-interested.html
- ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Phina+Mugerwa&targettitle=Phina+Mugerwa#:~:text=Reference-,View,original%20on%2026%20December%202014.%20Retrieved%2026%20December%202014.,-Issues
- ↑ https://www.musicinafrica.net/magazine/5-female-artists-redefining-ugandan-music-scene
- ↑ https://www.djerycom.com/allsongs?id=149&a=phina-mugerwa
- ↑ https://www.ugandaonline.net/2006
- ↑ http://www.newvision.co.ug/news/659613-phina-mugerwa-breaks-silence-on-cindy-and-ken.html