Prossy Tusabe Munnayuganda, muwuzi.

Her home Amaka gaabwe gakubibwa bbomu ng'akyali muwere ekyaviirako okufa kwa kitaawe ne banyinaze nga naye yasanyalala. Kitaawe yali yakalondebwa okwegatta ku Gavumenti ya Idi Amin.[1]

Prossy Tusabe yalondebwa nga mmemba omu anakikirira Uganda mu mpaka z'ebyemizanyo ez'abalina obulemu eztuumibwa 2000 Summer Paralympics ezaali mu Sydney. Yamalako empaka z'abakyala eza 100m freestyle (mu kkowe lya S10). Ye yasembayo ng'obudde bweyawugira bw'ali 2:12.45 okugerageranya kw'oyo eyali amuliraanye (ewa United States Karen Noris, eyamalira mu 1:09.37). n'olwekyo, teyasobola kweyongerayo mu mpaka z'akamalirizo.[2]

Nga ali mu Australia, yasaba okubeerayo ng'omunonyi w''obubudamo, era oluvanyuma yafuna emyaka mukaaga.[3]

Ebijuliziddwamu

kyusa