Radio Simba
Template:Infobox radio station
Radio Simba ladiyo eweereza mu Uganda mu lulimi Oluganda, n'ebyuma ebikasuka amaloboozi mu kibuga Kampala ne Mubende.
Ebyafaayo
kyusaRadio Simba yatandiika okuweereza nga 15 Ogwomukaaga 1998, nga kyeyasooka okuweereza gw'ali mupiira gwa Germany–United States ogw'ekikopo ky'ensi yonna ekya1998 FIFA World Cup; Abaweereza b'omupiira ku Simba bawamba obwongo bw'abawuliriza olw'empereza empya gy'ebaali baleese era nebateekawo enkola eyaabwe mu kuweereza omupiira.[1] Sitesoni eno yatandikibwaawo omwami Aga Sekalala Jr ne Isaac Mulindwa Jr, wamu ne Gordon Wavamunno.[2] Yateekawo okuvuganya ne ladiyo ya Buganda eya CBS FM Buganda, eyasooka okuweereza emyaka ebiri emabega.[2]
Mu 2004, akakiiko ka Uganda Broadcasting Council, n'aka national broadcasting regulator, batanza ladiyo Simba olw'okuweereza pulogulaamu eyali ewerezebwa omusajja omuli w'ebisiyaga nga yagituuma "Okukontana n'eneyisa y'abantu bonna ne......obutakwatagana n'atteeka ely'aliwo mu kaseera ako".[3]
Ebijuliziddwamu
kyusa- ↑ https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?from=en&to=lg&page=Radio+Simba#:~:text=https%3A//www.observer.ug/lifestyle/45292%2Dradio%2Dsimba%2Dhow%2D1998%2Dworld%2Dcup%2Dlaid%2Dgroundwork%2Dfor%2Dstation
- ↑ https://acme-ug.org/2013/12/31/20-years-of-fm-radio-stations-in-uganda/
- ↑ http://news.bbc.co.uk/2/hi/africa/3712266.stm