Radio West Ye ladiyo sitesoni esangabwa mu Buggwanjuba bwa Uganda.[1] Amakanda gaayo gali mu kibuga Mbarara ng'elina abaweereza bana. Sitesoni eno eri wansi w'ekitongole kya Vision Group.

Ebyafaayo

kyusa

Radio West yatandiika okuweereza ku mpewo nga 10 Ogwokuna 1999 nga nannyini yo ye James R Tumusiime;[2] Yafunibwa ekitongole kya Vision Group mu 2008.[3] Radio West, wamu ne tivvi ya TV West n'olupapula lw'amawulire olwa Orumuri News, bayingira mu offiisi zaabwe ezaali zizimbiddwa eMbarara mu 2015.[4]

Mu 2019, sitesoni eno y'atwalibwa mu kifo ky'akubiri mu kubeera n'abawuliriza abangi abali ebitundu 4 ku buli kikumi.[5] Sitesoni eno eyogerwako nnyo mu kuteekateeka amawulire agakwata ku Gavumenti.[1]

Abaaliko abaweereza baabyo abamanyikiddwa

kyusa

Ebijuliziddwamu

kyusa
  1. https://www.use.or.ug/listed/nvl
  2. https://allafrica.com/stories/199904100046.html
  3. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1427538/radio-west-gears-17th-anniversary
  4. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1327731/tv-west-radio-west-orumuri-house-commissioned
  5. https://www.communityengagementhub.org/wp-content/uploads/sites/2/2019/09/Uganda-Media-Landscape-report_BBC-Media-Action_February-2019.pdf
  6. "Archive copy". Archived from the original on 2022-01-29. Retrieved 2022-11-22.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)