Retrovírus

Retrovirus

kyusa

Lino ttuluba oba kika kya vayiraasi ezeeyalulira mu katoffaali k'omubiri akalala host cell nga zikikola okuyita mu kwekyusakyusa entondeka yaazo mu nkola emannyiddwa nga reverse transcriptase. Akawuka ka HIV akaleeta siriimu kye kyokulabirako ekisinga ekya vayiraasi ezimanyiddwa nga Retrovirus.